• Latest
  • Trending
  • All
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

April 9, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

by Namubiru Juliet
April 9, 2026
in Opinions
0 0
0
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Olutalo olw’ebigambo wakati wa sipiika wa parliament Nnaalongo Anitah Annet Among ne minister wa ssemateeka n’essiga eddamuzi Norbert Mao lusitudde enkundi, nga buli omu aweereza munne ebigambo ebijiijiira,  ttagali yenna ava ku kifo kyobwa sipiika bwa parliament eye 12 kyebavuganyako bombi n’abalala.
Nobert Mao omubaka omulonde owa Laroo -Pece nga ye president wa DP, ekibiina ekirina ababaka 6 bokka mu parliament eyababaka 529, yalangirira nti ayagala ekifo ky’obwa sipiika bwa parliament eye 12, ekirimu Anita Among.
Ne Anita Among naye yalangirira dda nti ekifo kino akyagala okukisigalamu abeere sipiika wa parliament eye 12, aweereze ekisanja ekyokubiri.
Minister Nobert Mao wadde  munnaNRM, ssentebbe wa NRM era omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yamuyita okwetaba mu lusirika lw’ababaka bannaNRM abalonde, oluyindira e Kyankwanzi ku bbanguliro ly’abakulembeze erya government erya National Leadership institute (NALI).
Ku lunaku lw’olusirika luno olw’okusatu, sipiika wa parliament Anita Among nga yoomu ku babadde ababanguzi ,asinzidde eyo naagamba nti wadde NRM yatta emikago egyasaawo enkolagana n’ebibiina ebirala, tekitegeeza nti endagaano ezaakolebwa zirina kutwala bibiina ebyo okutuuka mu kisenge, wabula birina okubaako webikoma nga mu mbeera eno birina kukoma mu luggya.
Anita Among akkaatiriza  nti ekifo kya sipiika mu kiseera kino kyekisenge, ekitalina kuyingibwamu bagenyi olwokuba balina enkolagana ne NRM, era obwedda ayogera ebigambo bye nga ababaka bwebamukubira engalo.
Minister Nobert Mao naye ayise ku kibanja kye ekya X oba Twiiter naayanukula sipiika Anita Among nti ebyobufuzi ebifanaana bwebityo SSI birungi.
Mao agambye nti omukulu w’enju oba ssemaka yeyekka alina obuyinza okusalawo ku muntu ayingira ekisenge kye,naagamba nti ssemaka teyetaaga kwebuuza ku Mwana gweyakatandika okuyola jjo jjuuzi, balina okuyingira munju nebatuuka ne mu  kisenge.
Minister Mao ayongeddeko nti omwana bwavuma abagenyi bakitaawe abeera avumye kitaawe yennyini.
Olutalo lw’ebigambo bino lulese bannauganda bangi babinyeenyeza mutwe, nga naabamu bebuuza ekyatutte Nobert Mao mu lusirika olwa NRM.
Waliwo ne ba memba ba DP abemuluginyiza olwa Nobert Mao okwetaba mu lusirika olwa NRM so nga mukulembeze wa kibiina ekiri ku ludda oluvuganya government.
Minister Mao nabo abaanukudde ng’ayita ku kibanja kye ekya X, naabategeeza nti yayitibwa nga minister mu government eri mu buyinza, era ng’Omukulembeze wa DP era nti ssentebbe wa NRM era omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni yeyamuyita ng’Omugenyi owenjawulo.
Ssemtebe wa NRM era president wa Ugabfa Museveni bweyabadde ayogerako eri ababaka bannaNRM bano abalonde e Kyankwanzi, yagambye nti ensonga yekifo kyobwa sipiika yakwogerwako mu kiseera ekituufu SSI aati.
Wabula olukiiko lwa NRM olw’okuntikko olwa CEC, lwasemba nti sipiika Anita Among n’omumyuuka we Thomas Tayebwa basigaleko era bakubirize parliiament eye 12 ejja.
Ssentebe wa NRM Yoweri Museveni annyonyodde nti olukiiko lwa CEC ssi  lwerulonda, ogwalwo gwa kusindiika mannya eri ababaka basalewo gwebaagala era yagambye nti ensonga ezikwata kubwa sipiika wa parliamemrm zakwogerwako mu kiseera ekituufu
Abalala abavuganya ku kifo kya sipiika kuliko Persis Namuganza minister omubeezi ow’ebyettaka, Florence Akiiki Asiimwe omubaka omukyala owa district ye Masindi ,Lydia Wanyoto Mutende omubaka omukyala ow’ekibuga Mbale ne Alion York Adriyo omubaka wa Aringa South.
Ababaka ba parliament eye 12, bakulayizibwa okutandika ng’ennaku zomwezi 13, 14 ne 15 omwezi ogujja ogwa May,2026, era olunaamala okulayizibwa, bakutuula balonde sipiika wa parliament eye 12.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist