Omuzannyi wa ttiimu yéggwanga eya Uganda Cranes, omuzibizi Elvis Bwomono, azizza buggya endagaano ye ne club ya St Mirren egucangira mu liigi ya babinywera e Scotland. Elvis Bwomono yegatta ku...
Kyadaaki ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya Confederation of Africa Football CAF kikkiriza FUFA okuddamu okukozesa ekisaawe kye Namboole ekya Mandera National Stadium okukyalizaamu emipiira egiri ku mutendera gw'ensi...
Ttiimu z'ebika by'abaganda zeraze eryanyi, era nga bazzukulu ba Kalibbala e Nsiisi bebasinze okuteeba goolo ennyingi mu mipiira ejizannyiddwa leero nga 12 May,2024, Enseenene ekubye Amazzi g'Ekisasi goolo 6 -...
KCCA FC ekubiddwa URA FC ku goolo 1-0 mu kisaawe e Wankulukuku, mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, goolo eno eteebeddwa Bruno Bunyaga mu dakiika eye 87, era...
Olukiiko oluddukanya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, lukakasiza nti omupiira wakati wa club ya URA ng'ettunka ne KCCA gugenda kuzannyibwa mu kisaawe e Wankulukuku so ssi mu kisaawe...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kironze ekisaawe kya Muteesa II Stadium e Wankulukuku okutegeka omupiira ogwakamalirizo ogw’empaka za Stanbic Uganda Cup season ya 2023/2024. Club ya NEC...
Ebivudde mu mipiira ogw'ebigere egy'ebika by'abaganxa egy'okuddingana nga 05 May, 2024, bazzukulu ba Gabunga abeddira e Mamba besozze omutendera gwa ttiimu 32 bwe bawandudemu e Nkerebwe ku mugatte gwa goolo...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF kikkiriza ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA okutegeka emipiira 2 mu kisaawe kye Namboole, ng'emu ku ntegeka y'okukigezesa nga tekinaba kuggulwawo...