President Museveni  atadde omukono ku mateeka amalala 8 – kuliko eriruηηamya ku by’eddagala n’ebizigo, ery’endaga butonde n’erikwata ku bakozi b’ewaka ne bankuba kyeyo
Government eweze abasuubuzi abakolera ku myaliriro egiri wansi w’ebizimbe byomu Kampala – abasuubuzi abaakosebwa amataba g’e Nakivubo bakugira nga balindiko okuweebwa ensimbi obuwumbi 20 ezaabasuubizibwa
Abantu abasoba mu 30 bagudde mu mugga Nguse mu district ye Masindi – omuntu omu yeyaakazulwa
Government ya Uganda erabudde ku ky’ebbeeyi y’amafuta esuubirwa okweyongera okulinnya mu May 2026 – wabula mu kiseera kino waliwo abagakwese okupaaluusa emiwendo
Katikkiro Mayiga alambudde abavubi n’abalimi b’emmwanyi e Kasensero mu nkola ya Situla Omutindo – asabye government ya Uganda okukolagana n’eya Tanzania okumalawo ettemu erikolebwa ku bavubira ku nnyanja Nnalubaale
Abagwira 231 bakwatiddwa mu bitundu bya Uganda ebyenjawulo – abasiinga tebalina biwandiiko biboogerako
Ogwa Christopher Okello Onyum ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – gusalwa nga 30 April,2026
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Ebyo nga bikyali awo, Omukago ogutaba ebibiina mu paalamenti ogwa Inter-party Organization for dialogue, guwandiikidde abatwala ebitongole ebikuuna ddembe ku kizibu ky’abamu ku bakuuma ddembe abatakanya nakusalawo ku kumba ya kampeyini kwabakulembeze bebibiina ebyenjawulo ekiviriddeko obutabanguko.

Ebyo nga bikyali awo, Omukago ogutaba ebibiina mu paalamenti ogwa Inter-party Organization for dialogue, guwandiikidde abatwala ebitongole ebikuuna ddembe ku kizibu ky'abamu ku bakuuma ddembe abatakanya nakusalawo ku kumba ya...

Read more

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu yekkokodde enguudo embi eziri mu bendobendo lya West Nile zagambye nti zigootaanyiza enteekateeka ye eyokunoonya akalulu era, bwaatyo asabye abantu mu district ye Obongi gyasookedde olwaleero bamulonde abawonye ennaku yenguudo embi zagambye nti ziremye gavument ya NRM okukola emyaka 35 gyemaze mu buyinza.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu yekkokodde enguudo embi eziri mu bendobendo lya West Nile zagambye nti zigootaanyiza enteekateeka ye eyokunoonya akalulu era, bwaatyo asabye abantu mu...

Read more
Page 55 of 62 1 54 55 56 62

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist