Kaliisoliiso ddiner etegekebwa CBS radio ng'eyita mu program yaayo emanyiddwa nga Kaliisolliso, ebeerawo okuva ku ssaawa emu n'ekitundu eyokumakya okutuuka ku ssaawa bbiri ku mukutu ogwa 88.8. Kitegekeddwa ku hotel...
Program Entanda ya Buganda Diaspora eya 2025 egyibwako akawuuwo ku saawa nnya ezekiro, nga 15 September. Abantu ba Kabaka ababeera ebweru wa Uganda bagenda kubbinkana mu bibuuzo by’Olulimi oluganda...
Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS etandise okusuunsula abameganyi abagenda okuvuganya mu mpaka zÓlulimi Oluganda nÓbuwangwa ezÉntanda ya Buganda 2025 Entanda y'ababeera e Bulaaya y'egenda okusooka etandika nga 15 September,2025....
Uganda Cranes ekoze ekyafaayo eky'okusomoka omutendera gw’ekibinja omulundi gwayo ogusookedde ddala mu mpaka za Africa Nations Championships CHAN. Uganda Cranes egudde maliri ne South Africa goolo 3-3 mu mupiira ogubaddeko...
Eyaliko omuweereza ku CBS Rafayiriina Nakabuubi avudde mu bulamu bw'ensi mu kiro ekikeesezza olwa nga 18 August,2025 mu ddwaliro e Nsambya. Rafayiriina Nakabuubi yaweerezanga ppulogulamu Ebirowoozo y'abatuwuliriza ku radio...