• Latest
  • Trending
  • All
Abawanguzi ba Bbingwa wa Mabbingwa 2025 bakwasiddwa ebirabo byabwe n’ensimbi enkalu ku CBS

Abawanguzi ba Bbingwa wa Mabbingwa 2025 bakwasiddwa ebirabo byabwe n’ensimbi enkalu ku CBS

October 24, 2025
President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

March 8, 2026
Women’s day 2026 – Give to gain

Women’s day 2026 – Give to gain

March 8, 2026

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

March 5, 2026
Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

March 4, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

March 4, 2026
Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

March 4, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Abawanguzi ba Bbingwa wa Mabbingwa 2025 bakwasiddwa ebirabo byabwe n’ensimbi enkalu ku CBS

by Namubiru Juliet
October 24, 2025
in CBS FM
0 0
0
Abawanguzi ba Bbingwa wa Mabbingwa 2025 bakwasiddwa ebirabo byabwe n’ensimbi enkalu ku CBS
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abawanguzi mu kazannyo ka Radio ya Kabaka CBS Bbingwa wa Mabingwa 2025 baweereddwa ebirabo ssemalabo byebawangula mu mpaka zino, mwebeebalizza CBS okutumbula ebitone nÓkumanya mu kisaawe kyÉbyemizanyo nÉmpuliziganya.

Abakwaasiddwa ebirabo mulimu omuwanguzi wa Bbingwa wa Mabingwa Mujabi Abdul afunye Pikipiki okuva mu Haojue ne kavu wa kakadde kamu némitwaalo abiri okuva mu MTN Uganda, Kawooya Shafic obukadde bubiri, ne Bukenya Andrew akakadde kamu.

Mu Bbingwa Toto Ssekandi Isaac owa Man U ne Vipers asitukidde mu kakadde kamu nekitundu okuva mu MTN, Boogere Brigam owa Vipers ne Liverpool akakadde kamu, ate Kisenyi Robert emitwaalo ataano.

Bwabadde ayogerako eri abawanguzi ku mukolo ogwokubakwaasa ebirabo mu Masengere, senkulu wa Radio ya Kabaka CBS Omuk Michael Kawooya Mweebe , agambye nti program nga Bbingwa eyambye nnyo abavubuka okubaako ebintu ebyenjawulo ebizimba byebamalirako obudde, nebateenyigira mu kumenya mateeka.

Mildred Nsinda Kasirye nga yakiikiridde abakulu mu MTN agambye nti ku myaaka 27 MTN gyeyaakamala mu Uganda yakwongera okunyweeza enkolagana yaayo ne CBS, kyokka neyeeyama nti bingi ebisuubirwa okuva mu MTN eri abawanguzi abenjawulo.

Amyuuka akulira ebigenda ku mpewo KU CBS Martin Oscar Kintu yeeyamye nti Bbingwa wa Mabingwa 2026 agenda kubeera musuffu kwoono, neyeebaza abavujjirizi gonna akwaatiddeko CBS.

Ssenkulu wa BBS terefayina Omuk Eng Patrick Ssembajjo, naye yeeyamye nti BBS yaakukolaganira wamu ne bannamikago abalala.

Abawangudde ebirabo mu bbingwa bebazizza Ssaabasajja wamu nÓlukiiko oluddukanya Radio ye CBS, era nebeeyama okukozesa obulungi ensimbi nÉbintu ebikalu ebibaweereddwa.

Bbingwa 2025 awagiddwa MTN Uganda, Widest International, Haojue kampuni ya Pikipiki , Jude color solutions limites, Caso Junior school , Tabula Properties nÁbalala bangi.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026
  • Women’s day 2026 – Give to gain
  • Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao
  • MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga
  • Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist