Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS etandise okusuunsula abameganyi abagenda okuvuganya mu mpaka zÓlulimi Oluganda nÓbuwangwa ezÉntanda ya Buganda 2025 Entanda y'ababeera e Bulaaya y'egenda okusooka etandika nga 15 September,2025....
Uganda Cranes ekoze ekyafaayo eky'okusomoka omutendera gw’ekibinja omulundi gwayo ogusookedde ddala mu mpaka za Africa Nations Championships CHAN. Uganda Cranes egudde maliri ne South Africa goolo 3-3 mu mupiira ogubaddeko...
Eyaliko omuweereza ku CBS Rafayiriina Nakabuubi avudde mu bulamu bw'ensi mu kiro ekikeesezza olwa nga 18 August,2025 mu ddwaliro e Nsambya. Rafayiriina Nakabuubi yaweerezanga ppulogulamu Ebirowoozo y'abatuwuliriza ku radio...
Ssekandi Isaac ye muwanguzi Bbingwa toto w'ebyemizannyo owa 2025. Aweereddwa school fees wa kakadde kamu nekitundu (1.5M). Bbingwa toto yetabwamu abaana abato nga baddamu ebibuuzo ebikwata kubyemizannyo egyenjawulo, mu Uganda...
Kawooya Steven omuwagizi wa Police ne Arsenal, saako Ssekaggo Anorld omuwagizi wa Man U ne Busiro bebayiseewo okwesogga empaka ez'akamalirizo eza Bbingwa. Bbingwa yetabwamu abamanyi bwiino akwata ku by'emizannyo ebyenjawulo...
Kyonna kyosobodde tukyaniriza, okudduukirira omulimu gw'okuzimba ekifo awanajjanjabirwa abagudde ku bubenje mu ddwaliro e Nkozi, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Osobola okuweereza obuyambi bwo ng'okozesa MTN Momo...
Omutendera ogwokubiri ogwa Program ya Bbingwa wa Mabbingwa eya 2025 abamanyi eby'emizannyo mwebabbinkanira nga baddamu ebibuuzo ku CBS Emmanduso 89.2, gutandika olwa leero nga 21 July,2025. Ebeerawo okuva ku Monday...