Ekibiina kya National Unity Platform kijjukidde abantu abasoba mu 50 abaattibwa nga 18 ne 19 November,2020. Abantu bano baakubwa amasasi mu bitundu ebyenjawulo mu Kampala, mu bwegugungo obwabalukawo mu ggwanga...
Olutalo lubaluseewo buto mu bakulembeze be kibiina kya Forum For Democratic Change oluvanyuma lwa bamu kubasentebe ba District ezenjawulo mu kibiina kino okugaana okuzaayo Stamp z'ekibiina nókuwaayo Office mwebabadde bakakkalabiza...
President w’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi wine avumiridde eky'abakuuma ddembe okusooka okubalemesa entekateeka zabwe nti ebintu byebakola nga abakuuma ddembe tebiri mu mateeka Wabula labudde ne banna kibiina...
Abakulembeze ba National Unity Platform batuuse ku nzikiriziganya, okugenda mu maaso n'enteekateeka zabwe ez'okuggulawo ekitebe kya NUP e Makerere ku Kavule mu Kampala. Wabula okusinziira ku mwogezi wa police mu...
Abakulembeze ba National Unity Platform (NUP) bongezaayo enteekateeka y'okuggulawo wofiisi zabwe empya e Makerere Kavule mu Kampala, okutuuka enkya ku Friday nga 03 November, oluvannyuma lw'abebyokwerinda okuziingako ekitebe kyabwe. President...
Omwogezi wa parliament Chris Obore agambye nti Omubaka wa mityana municipality Francis Zaake parliament tegenda kumukkirizza kudda mu office ya bwa commissioner, okutuusa nga court emaze okuwulira okujjulira kwa parliament...
Kooti y'ekitongole ekivunanyizibwa kukuwandiisa amakampuni mu ggwanga ki Uganda Registration Services Bureau URSB egobye omusango ogwawabwa Frank Gashumba ne Ssentebe wa District ye Lwengo Ibrahim Kitatta, mwebabadde bawakanyiza office ya...