Ababaka ba parliament okuli aba DP ne NUP ababadde begattira mu kibiina kya G20 kyebagunjaawo okukulaakulanya ebitundu byabwe ,batandise okuwandiikira kalaani wa parliament nga bayimiriza omutemwa gw'ensimbi zebabadde bateeka mu...
Bannakibiina kya National Unity Platform nate balidde matereke ne police ye Bundibugyo, bwebadde ebalemesa okukuba olukungaana lwabwe ku Kisaawe kya Booma grounds,nebakugira n’okwogerera ku Radio mu district eno. Kyagulanyi ne...
Bassentebe bebyalo mu ggombolola ye Bussi mu district ye Wakiso batabukidde government olw'okubakandaaliriza okubasasula ensimbi zabwe ezakasiimo akemitwalo 120,00/= ezibaweebwa buli mwaka , bagamba nti omwaka gwebyensimbi gwaweddeko naye ensimbi...
Government eyongezaayo okulondebwa kw'obukiiko bwa LC zo ku byalo n'emiruka oluvannyuma lw'okubulwa ssente ezitegeka okulonda kuno. Ekisanja ky'abakulembeze bo ku byalo kibadde kigwako olwaleero nga 03 July,2024, lwenkya oluvanyuma lwa...
President wa Kenya William Ruto ayimirizza eby'okussa omukono ku tteeka eribadde lifuuse nattabula, era nga libaddemu emisolo emiggya egireetebwa. Etteeka lino alizizzaayo eri parliament liddemu lyekenneenyezebwe. President Ruto okusalawo bwati,...
Eyaliko akulira oludda oluvuganya government mu Parliament Omubaka wa Nyendo - Mukungwe, era Commissioner wa Parliament munna NUP Mathias Mpuuga Nsamba ategese okusaba okwenjawulo okwokwebaza Katonda olw'obuweereza bwatuseeko ku mitendera...