Mugisha Peter wa myaka 56 ebibala abitundira ku nguudo zomukibuga Kampala. Mugisha agamba nti yantandika omulimu guno mu mwaka gwa 2015 era nga agumazeemu emyaka 7. Business ye eri mu...
Olukiiko lwa ba Minister lukkirizza ministry yebyamasanyalaze okutandika okuzimba omudumu gw'amafuta okuva e Hoima mu Bunyoro okwolekera e Tanga mu Tanzania, nga betegekera okutandika okuyiikula amafuta ga Uganda. Amafuta gano...
Government ereeta amatteeka amapya agafuga ebibanda by’ensimbi ne kampuni ezitambuza ssente okugenda n'okuva ebweru w'eggwanga, erimanyiddwa nga Foreign Exchange Amendment Bill 2022. Government egamba nti kino kigendereddwamu okukendeeza ekikukusa nsimbi....
Omusolo oguweza trilion 2 nobuwumbi 800 mu mwaka gw'ebyensimbi guno 2022/2023 government gweyasazeewo okufiirwa, mu nteekateeka yaayo eyokusonyiwa kampuni n'ebitongole ebitali bimu omusolo. Okusinziira ku Senkulu wa Uganda Revenue Authority John...
Abakulu mu kitongole ekisolooza omusolo ekya Uganda Revenue Authority basuubizza nti ebbeeyi y'amafuta esuubirwa okukendeera wakati w'ebitundu 30 - 50% mu mwaka guno omuggya. Ensonga eno eyanjuddwa Geoffrey Balamaga owa...