Abapangisa ne bannyini bizimbe ebipangisibwa mu Kampala batabukidde ekitongol ekiwooza kyómusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority nga bagala kikangavvule abamu ku bakozi baakyo abasusse okubatulugunya, saako enkola ye kitongole...
Obwakabaka bwa Buganda buguze emigabo obukadde bubiri mu kampuni y'essimu eya Airtel Uganda, egibalirirwamu obukadde bwa shs 200m. Kampuni eno yaggulawo enteekateeka eno eri abantu bonna n'ebitongole ebyagala okugula emigabo...
Ekitongole ekitereka ensimbi z'abakozi ekya National Social Security Fund (NSSF) kirangiridde amagoba ga bitundu 10% agagenda okuwebwa bamemba abatereka mu kittavu kino, zebagenda okugabana mu mwaka gw'ebyensimbi guno ogwa 2022....
CBS Pewosa Toto etongozeddwa mu Ssaza Buddu egendereddwamu okwagaziza abaana abato nabo okutereka ku nsimbi zebafuna nga bwekiri kubantu abakulu. Enteekateeka eno etandikiddde mu masomero 3 okuli Masaka Parents Konoweeka...
Bank of Uganda ewadde Salaam Bank olukusa okutandika okuwola banna Uganda ensimbi ngayesigamye ku nnono z’Obusiraamu. Akola nga Governor wa Bbanka ya Uganda Micheal Atingi –Ego akwasizza abakulu okuva mu...
Akulira ekitongole ekya National Planning Authority, era Katwikiro wa Busoga Dr Joseph Muvawala alabudde ab'ekitongole ekirondoola omutindo mu ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards UNBS okukomya okusanyaawo business z'abantu...
Ministry y'amasanyalaze,amafuta n'obugagga obwensibo agamba nti okulinnya kw'ebbeeyi y'amafuta mu Ugand kivudde ku bbbula lyago ku katale k'ensi yonna n'ebbeyi n'erinnya. Mu kiseera kino liita y'amafuta mu uganda egula wakati...
Kampuni ezikola sukaali zagala government eyimirize eby'okugaba licence eri kampuni empya ezagala okukola sukaali Bannanyini kampuni ezikola sukaali mu Uganda abegattira mu kibiina ki Uganda Sugar Manufacturers Association basabye parliament...