Eggye lya UPDF litegeezezza nti omuntu eyattiddwa mu kikwekweto ekyakoleddwa ku kyalo Kambaala mu gombolola ye Maanyi mu district ye Mityana ye Ddamulira Yasin, ab'ebyokwerinda gwebaludde nga balinnya akagere. Ddamulira...
Emmotoka y'amagye No.H4DF2518 etomedde bodaboda No.UFL 767X ebaddeko abantu 4, omu afiiriddewo abalala 3 baddusiddwa mu ddwaliro e Masaka nga bali mu mbeera mbi. Akabenje kano kagudde Lukaya ku luguudo...
Ab'ebyokwerinda okuli amagye ne police galumbye ekyalo Kambaala mu gombolola ye Maanyi mu district ye Mityana, nebatandika okuwandagaza amasasi era omusajja ateeberezebwa okubeera omutujju attiddwa. Attiddwa atanamanyika mannya kigambibwa nti...
Government eya wakati eyagala Obwakabaka bwa Buganda bugikwasizeeko mu kuzzaawo kooti z’ennono n’Obuwangwa, okugonjoola enkaayana ezimala obudde obuwanvu mu kooti z’Amateeka. Mu nkola eno government eyagala kooti ezisokerwaako ku byaalo...
Police mu bitundu by’e Kira mu district y’e Wakiso enyiitirizza ebikwekweto okufeffetta n’okufuuza abamenyi b’amateeka abatigomya abatuuze n’abalamazi, ekutteyo abalala 30. Abakwate bakukunuddwa mu bitundu by’e Kapeera Kimbejja ne Kyaliwajjala,...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya mu ggwanga ki Uganda Communications Commission (UCC) kitaddewo nsalesale owa nga 30 June, 2024 eri buli muntu yenna alina ekibanja kye ku mikutu emigatta bantu, ne...
Police ekutte abagambibwa okuba ababbi lukwe 15 mu Division y’e Kira mu district ye Wakiso. Kigambibwa nti basangiddwa n’ebyuma ebikozesebwa okumenya amayumba, enjaga n’ebiragalalagala ebirala wamu n’ebyambalo ebyefaananyirizaako ebya police...