Ekibiina ky’obwannakyewa ekya Precious Baba Foundation kidduukiridde abamu ku batuuze b’omu Katanga/Mulago mu ggombolola y’e Kawempe n’obuyambi bw’ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo, naddala ebibakuuma nga balamu n’okwetangira omusujja gw’ensiri. Bakoze ne...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu ggwanga ki UNRA kibakanye néddimu lyÓkugogola Omugga Kiyira mu kitundu ekya district ye Pakwach, okutaasa olutindo olulumbiddwa ekiddo ekizito. Ekiddo kigambibwa okuba nga kizitowa...
Ekitongole kya Buganda eky’ebyobulambuzi ekya Buganda Heritage and Tourism Board kinywedde akendo mu boolesi abaasobye 200, mu mwoleso gw'ebyobulambuzi ogwa Pearl Of Africa Tourism Expo - POATE 24 ogw'omulundi ogw'omunaana....
Abazigu bamenye Ekerezia ya St Jude Sub Parish Nakasozi Buddo mu ssaza lye Kampala banyaguludde ebintu ebiwerako . Bamenye enziji za Ekerezia, bwebatuuse munda batandikidde ku box eziterekebwamu ensimbi, ebyuma...
Baannauganda 23 abaali baawambibwa abayeekeera e Myanmar banunuddwa era nebakomezebwawo ku butaka. Abavubuka bano baali baasuubiziddwa emirimu mu mawanga ag'enjawulo okuli Malaysia, Thailand n'awalala nga bayita ku mitimbagano, wabula bwebaatuuka...
President Yoweri Kaguta Museven alambuddeko ku kitebe kya Iran mu Uganda, okukungubagira abadde president wa Iran Seyed Ebrahim Raisi eyafiiridde mu kabenje k'ennyonyi. President Museven amutenderezza ng'omukulembeze abadde alafuubanira enkulakuulana...
Abatuuze ku kyalo Nabwato mu gombolola ye Lwabenge mu district ye Kalungu bavudde mu mbeera nebakoonakoona amaka saako amasabo g'omusawo w'ekinnansi Ssempa Abudu, ku bigambibwa nti yeyasadaase omwana mu...
Abantu abawerako basimatuse okufiira mu kabenje bus No. UBE 363P eya Kampuni ya Friendship mwebbadde batambulira egudde neyefuula. Akabenje kano kaguddewo mu kiro, nga kigambibwa nti Bus eno ebadde eva...