Abakozi abeera enguudo z'ekibuga Kampala, bagumbye ku kitebe kya KCCA mu Kampala, bagamba nti bawezezza ebbanga lya myezi 6 nga tebasasulwa. Abasirikale ba police bayiiriddwa mu bungi ku kitebe, okubaziyiza...
Abasirikale ba Paapa babaddewo mu bungi Bishop we Nebbi Rev.Raphael P'Mony Wakorach akulembeddemu e missa y'okukuza olunaku lw'abajulizi e Namugongo 2024 [caption...
Abantu abatannategeerekeka balumbye omubaka wa president e Mityana Prossy Mwanjuzi nebateekera mmotoka ye omuliro. Motoka eno kika kya Toyota surf NO.UBM 769S. Mmotoka bagisanze esimbye mu luggya waasula ku kyalo...
Abanoonyereza okuva mu bbanguliro ly'ebyamateeka ku Makerere University, abanoonyereza ku ddembe ly'obuntu aba Human Rights and Peace Centre , saako abanoonyereza okuva mu University of Copenhagen mu centre for Resolution...
eabOmulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road mu Kampala Ronald Kayizzi asindise ku alimanda abavubuka 7 abaalabikira mu katambi nga bakuba ensambaggere omusajja Tomsom Bainomugisha nebamunyagulula n'ebintu bye ku Ben Kiwanuka...
Abantu 2 bakakasiddwanti bafiiriddewo mu kabenje akagudde e Nsangi, ate owokusatu afiiridde mu ddwaliro gy'abadde addusiddwa. Akabenje Kano kabadde okulirana essomero Lya London College nga wakava e Nsangi ku police....
Omujulizi Omutuukirivu Achileo Kiwanuka, Ye muwolereza wa Bannamawulire, ba Mawuugulu n’abawandiisi. Yoomu ku bajulizi abattibwa nga bakyali bato mu myaka, yattibwa alina 17 gyokka. Yali Muganda eyeddira Olugave, ng’azaalibwa Omusajja...
Police y’e Kasana mu district y’e Luweero eriko omusajja gw’egombyemu obwala nga ye Joel Ssennyonga ow'emyaka 40, abayambeko kukunoonyereza ku nfa ya muganzi we Jalia Nantaba abadde atemera mu gy'obukulu...
Police mu Kampala n’emiriraaano eggalidde omugoba wa mmotoka fuso namba UBB 891/J ateeberezebwa okweenyigira mu kutta omuntu mu bugenderevu, omulambogwe nagusuula mu luguudo wakati. Bino bibaddewo mu kiro ekikeesezza...