Abayizi ku ssomero lya Wampewo Ntake Senior Secondary School Gayaza Kasangati mu district ye Wakiso baguddemu ekyekango muyizi munnabwe bwasangiddwa ng'afiiridde okumpi n'essomero. Nantongo Hawa myaka 19 egyobukulu yasangiddwa ng'alengejjera...
President Yoweri Museveni akangudde ku ddoboozi nálabula abaazirwanako mu lutalo lwékiyeekera olwaleeta NRM mu buyinza, nti bakomye okwekubagiza olutatadde nókusuubirizanga mu kuwebwa obuwebwa buli kintu, wabula bakozese enkola za gavumenti...
Police e Mubende etandise okunoonyereza ku nfa y’abantu 6 abakubiddwa amasannyalaze e Butawaata mu gombolola ye Kigando mu district ye Mubende bwebabadde bazimba weema y’embaga. Omukaaga abafudde ye; Asaba Godwin...
Abatuuze be Ggangu A ku luguudo lw’e Busaabala mu Makindye Ssaabagabo bagamba nti ekya government okubakolera oluguudo oluyita mu kitundu ekyo, kyekibataasizza omuliro ogubadde gugenda okusanyaawo ebintu byabwe. Omuliro...
Government ya Uganda ne ya South Korea zitadde omukono ku ndagaano, South Korea mwegenda okuwolera Uganda ensimbi obukadde bwa ddoola za America 500, mu shilling ze trillion 1 n'obuwumbi 902...
Government ya Uganda essazeewo okuzimba ebisaawe by'omupiira ebirala ebiri ku mutindo gw'ensi yonna, okuli ekinaazimbibwa e Kakiri mu Wakiso, e Mpigi ne Lugazi nga Uganda yetegekera empaka z'o mupiira...