Police etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa ku mwana ow'emyaka 11 mu district ye Kiboga, n'ebimu ku bitundu by'omubiri gwe nebitwalibwa. Omwana Namanda Olivia 11 abadde muyizi ku Fairway nursery School...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abantu 8 ku bigambibwa nti babadde bakola ebicupuli bya ssente z'amawanga agenjawulo. Abakwate ye Mukasa Ronald nga kigambibwa nti yabadde abakulembera, Mugumya Geey, Brian Abaho,...
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akakudde ku luguudo oluva e Ntungamo okudda e Rukungiri, mmotoka ezibadde ziwenyuka obuweewo bweziremeredde abagoba bazzo ne zeetomera bwenyini ku bwenyini. Akabenje kano kaguddewo ku...
Abatuuze ku kyalo Bugembe mu muluka gw’e Lubongo mu gombolola y’eNgogwe mu district ey’eBuikwe mu kiro ekikeseza leero nga 11 June,2024 beekozeemu omulimu ne bazingiza ababbi ba waya ez’amasanyalaze ne...
Giweze emyaka 30 bukyanga Omukama wa Bunyoro Rukirabasaija Agutamba Dr. Solomon Gafabusa Iguru atuuzibwa ku Ntebbe ya bajjajjabe okufuga Bunyoro. Emikolo gy'Empango gitegekeddwa mu Kikaali kye Karuziika, mu Buganda ekimanyiddwa...