Government etandise okusisinkana abavunaanyizibwa ku kulondoola ebyenjigiriza mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo, okusalira amagezi ekizibu ky'ebifo omukuumibwa abaana abatannaba kutandika kusoma, ebyeyongedde nga tebiri mu mateeka. Entekateeka eno etuukidde mu kiseera...
Abantu 4 ababadde batambulira ku bodaboda bafiiridde mu kabenje akagudde e Namasoga ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga. Abana bano babadde batambulira ku pikipiki Bajaaj Boxer No. UFJ...
Enkuba efudembye obutasalako esannyalazza ebyentambula e Namasuba ku luguudo oluva e Kampala okudda Entebbe ku Bata Bata, olwa mukoka awaguzza nayanjala mu luguudo. Ebidduka ebiva mu Kampala bimaze akaseera nga...
Mufti wa Uganda sheik Shaban Ramadan Mubajje akangudde ku doboozi ku buli bwenguzi obutandise okweyolekera mu kukola Hija ,nga agamba nti abantu abatwala abantu ku Hija kati basuubuzi bavudde ku...
Abakungu okuva mu ministry y'ebyentambula n'emirimu basaanze akaseera akazibu okumattiza abatuuze be Bukasa mu Municipaali ye Kira mu district ye Wakiso, Bebabadde bazzeemu okuwa nsalesale wa wiiiki emu nga bavudde...
Abatuuze ku kyalo Bulamu mu ggombolola Muduuma mu District ye Mpigi bakkakanye ku bavubukla babiri abateeberezebwa okubba emmotoka ku mukyala abadde avuga ng'ava ku ludda lw'e Mityana ng'adda Kampala, babakubye...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kasaana Mateete mu district ye Ssembabule abatuuze bagudde ku kinnya omwaziikibwa abaana 5 abazze babuzibwawo Abatuuze nga bali wamu ne police okugwa ku kinnya kino...
Omujaasi wa UPDF Maj Opio Awany afiiridde mu bulumbaganyi bwa bbomu ekubiddwa mu luseregende lwa mmotoka olubadde lutwala ebikozesebwa mu nkambi eziri mu kifo ekyesudde kilomita 70 okuva mu kibuga...