Omusibe Muteesa Ismah adduse mu kaguli ka kooti y’e Kira naabuuka omulamuzi, nafumita omusirikale w’amakomera ekiso mu liiso. Omusirikale addusiddwa mu ddwaliro lya Life link e Kira. Omusirikale ategerekeseeko erya...
Entiisa egudde ku kyalo Katebere mu muluka ogwe Kitebere mu ggombolola ye Butayunja Busujju mu district ye Mityana, omupakasi wawaka atemudde mukamaawe, oluvannyuma n'amweziikira mu nnimiro. Kasozi David 50 ng'abadde...
Abantu 2 baddusiddwa mu ddwaliro e Mulago ng'embesra mbi ddala oluvanyuma lw'akabenje akagudde ku luguudo Gaddafi Road mu kibuga Kampala okuliraana ettendekero ly’amateeka erya Law Development Centre, emmotoka eremeredde omugoba...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bwensi mu ggwanga ekya NEMA kigugumbudde abakulembeze mu district ezenjawulo olw'obutatuukiriza buvunanyizibwa bwabwe mu kutaasa entobazzi nebibira, era babalumiriza okubanga bebavuddeko abantu enkumu okusenga mu ntobazzi....
Abatuuze abasukka mu 300 ku kyalo Nanseko e Lwabenge mu district y'eKalungu, kooti ebalagidde okwamuka ebibanja kwebamaze ekiseera, lwabutawa busuulu. Ebibanja ebigobeddwako abatuuze abali eyo mu 300 biri ku ttaka...
Police erinnye eggere mu nteekateeka z'olukiiko lw'abatuuze n'abakulembeze mu bitundu bye Kasokoso mu Kampala, ababadde bagenze okusalira awamu amagezi ku nteekateeka z'ekitongole kya NEMA ez'okubasengula mu ntobazi. Olukiiko luno lubadde...
Nabbambula w’omuliro atanategerekeka kwavudde asanyizaawo ebintu bya bukadde na bukadde bwa nsimbi ku kizimbe kya Ben Plaza ekisangibwa ku kyalo Gangu B mu Makindye Ssaabagabo. Abatuuze aberabiddeko bagamba nti obuzibu...
Abatuuze mu kitundu ekye Kakoni Nindye mu ggombolola ye Nkozi Mawokota ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka, bawonye okufiira mu kabenje oluvannyuma lw'omuvubuka abadde ayiga okuvuga loole, bwemuwabyeeko...
Government ng'eyita mu ministry y'ebyenguudo ewadde district ye Gomba akawumbi k'ensimbi kalamba, okukola enguudo 2 eziweza obuwanvu bwa kms 18 ezibadde zitakyaayitikamu. Enguudo eziteereddwako ensimbi ezo kuliko oluva e Kigezi...