Abazigu abatanategerekeka bibakwatako basasindiridde amasasi mu mmotoka ya buyonjo, abantu babiri bateeberezebwa okubanga bafudde, ku kkubo erigenda e Buddo mu gombolola ye Nsangi, ku luguudo oluva e Kampala okudda e...
Abantu abasba mu 50 basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira, bavunaanibwa kwenyigira mu kwekalakaasa kw'okuvumirira enguzi n'obulyake ebisaanikidde eggwanga. Abavunaanibwa bakwatiddwa mu kibuga Kampala, nebasimbibwa mu maaso g'omulamuzi wa...
Police mu district ye Mubende ekutte omusumba w'abalokole Alex Mugisha agambibwa okusalako omwana we omutwe. Omwogezi wa police mu bendobendo lya Wamala Reachel Kawala ategeezeza nti Mugisha abadde musumba mu...
Omumyuka wa ssentebe w'ekibiina kya NRM atwala ekitundu kye Karamoja Simon Peter Aleper, afiiridde mu kabenje k'emmotoka. Akabenje kano okusinziira ku mubaka omukyala owa district ye Napak Faith Nakuti kagudde...
Abatuuze mu bizinga bye Bussi mu district ye Wakiso bavudde mu mbeera nebatabukira ministry y'ebyettaka mu ggwanga, bagirumiriza okwekobaana naabamu ku beeyita bannanyini ttaka okubagobaganya, ettaka lyabwe liweebwe abasigansimbi. Ettaka...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akomyewo ku butaka okuva e Namibia gy'abadde okumala ekiseera ng'awummuddeko, nga bwalondoolwa abasawobe ku nsonga z'obulamu bwe. Omutanda atuuse ku ssaawa zibadde musanvu n'eddakiika...
Omulabirizi wa West Buganda anaatera okuwummula Bishop Henry Katumba Tamale, ayambalidde abantu abali mu bifo ebyenjawulo naddala abatwalibwa okuba abayivu, nti baafuuka babbi babbaluwa. Agambye nti abantu abbisa ekkalumu bafuuse...
Obwakabaka bwa Buganda buweereddwa engule mu lukuŋŋaana ttabamiruka olw'Obweggasi mu Uganda olubadde e Masaka. Engule ekwasiddwa omumyuka ow'okubiri owa Katikkiro, era omuwanika wa Buganda Owek. Robert Waggwa Nsibirwa, ng'esiima Obwakabaka,...