Abatuuze be Kitanaaba mu Buwenge district ye Jinja bakeredde mu ntiisa, bwebasanze entaana zabantu musanvu nga zisimuddwasimuddwa. Abatuuze bagamba nti basanze entaana z'abaana 4 ziziikuddwa n'ez'abakulu 3 nga zonna ziri...
Luggya Bbosa Tabula akkiriza nti yeyakola olukwe lw'okutemula eyali Akulira ekika ky'Endiga Omutaka Eng.Daniel Bbosa. Bbosa omusango agukkiririzza ku police awatali kumukaka, era atwaliddwa ku kkooti ya Buganda road okuwaayo...
Abayizi b'essomero lya Trust Infant school Nakaseke basimattuse akabenje akagudde mu town ye Nkumba ku luguudo lwe Entebbe. Abayizi bano babadde bagenda kulambula ku kisaawe ky'ennyonyi Entebbe n'ekifo ewakuubirwa ebisolo...
Ministry y'ebyenjigiriza etongozza kawefube wokuddamu okuzimba n'okugaziya amatendekero ga government ag'rmikono 9 okwetoloola eggwanga gatuukane n'omutindo gw'ebyenjigiriza ogusaanidde ogutambulira ku nkola za digital. Ku matendekero 9, amatendekero 2 gali mu...
Government kyaddaaki esazeewo nti kasasiro yenna akungaanyizibwa mu Kampala, okugira ngáyiibwa e Menvu ekisangibwa mu Nansana municipality, ngékifo ekyo kyagulibwa Nansana municipality erinako yiika 21 ne Kira Municipality erinako yiika...
Molly Katanga gwe balumiriza okutta bba Henry Katanga bongedde okumuwaako obujulizi, era omusawo Dr. Richard Ambayo eyakebera omulambo mu ggwanika ekkulu eryé Mulago, akakasizza nti omugenzi baamuttisa mmundu. Molly Katanga...