Kkaminsona w’ebyenjigiriza ow’amasomero g’obwannyini mu ministry y’ebyenjigiriza, Milly Mutende atenderezza omulimu ogukolebwa ab’essomero lya Good Times Infant School e Kawaala mu Lubaga, ogw’okusiga mu baana empisa ey’okukuuma obutonde bw’ensi. Obubaka...
Eyaliko Ssaabawolereza wa government ya Uganda Prof.Edward Kiddu Makubuya avudde mu bulamu bw'ensi eno ku myaka 75 egy'obukulu. Kiddu yazaalibwa nga 30 July 1949. Yali Ssaabawolereza wa government okuva mu...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa MUseveni awabudde bakulembeze banne ne bannansi mu mawanga aga Africa okufaayo n'okulwana okugatta amawanga gabwe, Africa bweneeba yakwerwanko okumalawo okujoogebwa kw'abazungu. President...
Abantu 5 bafiiridde mu kabenje ka mmotoka ekagudde Kiwawu ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana, ng'obudde busaasaana nga 17 August,2024. Babadde batambulira mu mmotoka Ipsum No.UAS 999R ebadde...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni, asiibudde omukulembeze w’enonno His Majesty Muswati III okuva mu Swaziland,ku bugenyi bw'amazeeko ennaku 3 wano mu Uganda. Obugenyi buno Mswat bwabaddeko yayitibwa omukulembeze we...
Abamu ku bantu abaakosebwa enkulakulana y'okuzimba essundiro ly'amasanyalaze erye Karuma, mu West Nile, beekubidde enduulu eri president Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, baliyirirwe olw'okubonaabona kwebayiseemu okumala emyaka 11. Government ya Uganda...
Abakulembeze n'abakozi b'ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ekya KCCA batuula bufoofofo, oluvanyuma lw'akakiiko akavunaanyizibwa ku kulwanyisa obulyake n'obukenuzi mu maka g'obwa president aka State House Anti-Corruption Unit okutandika okunoonyereza ku vvulugu...
Emirambo 7gikyabuliddwako bannyinigyo, ku bantu 21 abaafiiridde mu kasasiro eyabumbulukuse e Kiteezi mu Kyadondo n'aziika amayumba. Enjega eno yagwawo mu Saturday nga 10 August,2024. Kiteezi kye kifo ewayiibwa kasasiro akungaanyizibwa...