Government kyaddaaki esazeewo nti kasasiro yenna akungaanyizibwa mu Kampala, okugira ngáyiibwa e Menvu ekisangibwa mu Nansana municipality, ngékifo ekyo kyagulibwa Nansana municipality erinako yiika 21 ne Kira Municipality erinako yiika...
Molly Katanga gwe balumiriza okutta bba Henry Katanga bongedde okumuwaako obujulizi, era omusawo Dr. Richard Ambayo eyakebera omulambo mu ggwanika ekkulu eryé Mulago, akakasizza nti omugenzi baamuttisa mmundu. Molly Katanga...
Kkaminsona w’ebyenjigiriza ow’amasomero g’obwannyini mu ministry y’ebyenjigiriza, Milly Mutende atenderezza omulimu ogukolebwa ab’essomero lya Good Times Infant School e Kawaala mu Lubaga, ogw’okusiga mu baana empisa ey’okukuuma obutonde bw’ensi. Obubaka...
Eyaliko Ssaabawolereza wa government ya Uganda Prof.Edward Kiddu Makubuya avudde mu bulamu bw'ensi eno ku myaka 75 egy'obukulu. Kiddu yazaalibwa nga 30 July 1949. Yali Ssaabawolereza wa government okuva mu...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa MUseveni awabudde bakulembeze banne ne bannansi mu mawanga aga Africa okufaayo n'okulwana okugatta amawanga gabwe, Africa bweneeba yakwerwanko okumalawo okujoogebwa kw'abazungu. President...
Abantu 5 bafiiridde mu kabenje ka mmotoka ekagudde Kiwawu ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana, ng'obudde busaasaana nga 17 August,2024. Babadde batambulira mu mmotoka Ipsum No.UAS 999R ebadde...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni, asiibudde omukulembeze w’enonno His Majesty Muswati III okuva mu Swaziland,ku bugenyi bw'amazeeko ennaku 3 wano mu Uganda. Obugenyi buno Mswat bwabaddeko yayitibwa omukulembeze we...