Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakozesa enguudo okukendeeza endiima n'okuvugisa obuvunaanyizibwa, era n'asaba nebekikwatako okukozesa ennimi abantu zebategeera ku bupadde bw'okunguudo okwewala obubenje Abadde yeetabye ku kyeggulo kya...
Frank Nyakaana Rusa abadde akulira eby'amateeka mu KCCA alondeddwa okugira ng'akolanga ssenkulu w'ekitongole kino ekiddukanya Kampala okudda mu bigere bya Dorothy Kisaka. Nowere Robert alondeddwa ku ky'obumyuka ate Dr Sarah...
Abayizi 1463 abaali baasaba okwegatta ku bbanguliro lya bannamateeka erya Law Development Centre bebaali baalekebwa ebbali, nga ligamba nti abayizi bangi ate nga teririna nsimbi. Mu August w'omwaka guno 2024...
Government erangiridde nti Uganda yakujjaguza olunaku lw'abakadde munsi yonna nga 1 October,2024 ebikujjuko byakubeera mu Kibuga Masaka ku Liberation Square. Olunaku lwakutambulira ku mulamwa ogw'okukuuma n'okulwanirira eddembe ly'abakadde kubanga bulyomu...
Akabinja k’abayeekera abatanategerekeka balumbye Bus ya Kampuni Bebeto No. SSD 089Z ebadde esaabaza abantu okuva mu kibuga Juba e South Sudan okudda mu Uganda nebajisasira amasasi, omuntu omu yeyakakasibwa nti afiiriddewo...