Government ya NRM etandise ku nteekateeka z'okukola ennongosereza mu tteeka erifuga eggye lya UPDF, okuwa kkooti z'amagye obuyinza obuwozesa abantu babulijjo abateereberezebwa okwenyigira mu misango egyekuusa ku kubeera n'ebyokulwanyisa ebirina...
Libadde ssanyu jjereere ku Kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe abakkiriza Abasoddookisi mu Uganda bwababadde baaniriza Ppaapa era Patriarch of Alexandria and all Africa Omutukuvu Theodoros II. Agenyiwadde mu Uganda ku...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte omukuumi wa kampuni y'obwannanyini ku bigambibwa nti yanyaze ku mukama we obukadde bw'ensimbi za Uganda 79. Akwatiddwa ye Ndamuwe Joseph abadde akolera kampuni y'obwananyini eya...
Olukiiko lw'Abalabirizi mu kkanisa ya Uganda olwa House of Bishops lulonze era nerukakasa Rev Canon Gaster Nsereko, okuba omulabirizi ow'omusanvu ow'obulabirizi bwa West Buganda. Bamulondedde mu lukiiko olutudde ku Acaki...
Munnansi wa Kenya,Raila Omoro Odinga awanguddwa akalulu kookuuvuganya ku ntebe y’omukulembeze w'akakiiko akaddukanya emirimu mu mukago ogutaba amawanga ga Africa ogwa African Union Commission. Abamulembeze b'amawanga ga Africa bali mu...
Munnamaggye eyagannyuka Col.Dr.Kiiza Besigye awerennemba n'emisango gy'okusangibwa n'emmundu saako n'okukuma omuliro mu bantu, embeeraye yeraliikirizza abantu, era nga nabamu balabiddwako ng'amaziga gabayitamu mu kooti. Besigye aleeteddwa mu kooti ya Buganda...
Abantu 5 bebaakafa mu district ye Lamwo , nga bano bateeberezebwa okubeera n'Akakwate ku kubba Ekkutiya z'Entungo 19 ne Pikipiki eby'Omutuuze Anthony Mmwa asangibwa ku kyalo Alimotiko ekiri mu gombolola...
District ye Wakiso attadde omuk ono ku ndaagano ne kkampuni ya China eyitibwa CHONGQING INTERNATIONAL CONSTRUCTION CORPORATION Cico okukola oluguudo lwe Ssentema -Bukasa - Kakiri olumaze eBbanga lukaabya bannauganda...
Abazigu abebijambiya balumbye ekifo ekikuumibwamu ebidduka mu kiro nebatta omukuumi, kigambibwa banyaze ne pikipiki ezisoba mu 10. Bibadde mu zone eyitibwa Kubuyinja, ku kyalo Nkumba Central ku luguudo olugenda ku...