Abatuuze ku kyalo Buliika Kaseera mu gombolola ye Namayumba mu district ye Wakiso baguddemu entiisa mu kiro ekikeseza olwaleero nga 22 Mqy,2025 omusajja abadde akaalakaala n'emundu bwakubye abantu 2 amasasi...
Ssaabawaabi wa government alaalise Kkooti yómulamuzi omukulu eyé Nakawa nti waliwo enkyukakyusa zaategese okukola mu musango ogwókulya mu nsi olukwe oguvunaanibwa eyaliko president wa FDC ol Rtd Col Dr Kizza...
Ababaka ku ludda oluwabula government mu parliament basazeewo okukuba government mu mbuga z'a mateeka nga bagiranga okuyisa etteeka erikola ennongosereza mu mateeka agaluηamya eggye ly'eggwanga erya UPDF. Ababaka ku ludda...
Amasasi gamyose mu kitundu kye Nasenge mu Wakiso abazigu ab'emmundu balumbye Mobile Money mu kiro ekikeseza olwaleero nga 20 May 2025 nebanyagulula mobile Money. Obulumbaganyi buno bubadde mu kabuga...
Bannakisinde kya Peoples' Front For Freedom PFF batabukidde ebibiina by’obufuzi ku ludda oluvuganya government ya NRM, abatandise okubasojja nti oluvannyuma lw'okuteekebwa kw'ekibiina kyabwe mu kyapa ky'eggwanga, nti kigenderera kutabula ludda...
Kyadaaki ekisinde ky’ebyobufuzi ki People’s Front for Freedom (PPF) kikubiddwa mu Kyapa kya Government ekitongole ekimanyiddwa nga Gazette. Banakisinde kya PPF baludde nga bakukulumira akakiiko keby’okulonda mu ggwanga nga bakalumiriza...
Minister avunaanyizibwa ku by’okwerinda mu ggwanga Jacob Oboth Oboth, ne Ssaabawolereza wa government Kiryowa Kiwanuka, baasanze akaseera akazibu okumatiza ababaka ku bukiiko bubiri okuli ak'amateeka naakavunaanyizibwa ku byokwerinda, obutandise okwekenneenya...