Abasirikale 15000 bebayiiriddwa ku biggwa by'abajulizi byombi e Namugongo, eky'abakatuliki n'ekyabakulisitaayo. Omwogezi wa police Rusoke Kituuma asiinzidde ku Media Centre mu Kampala, nagamba nti eby'okwerinda binywezeddwa okutuukira ddala nga 04...
Ttabbamiruka womulundi ogwe 12 ow'e kibiina kya Dp bukyanga kitandikibwawo mu 1954 atandise enkya ya Leero nga 30 May,2025 e Luti mu district ye Mbarara. Okusika omuguwa ku kyali kw'amaanyi...
Ebitongole by'ebyokwerinda ebyenjawulo nga bakulembeddwamu police biyiiriddwa ku kyalo Bukasa mu muluka gwe Kirinnya Bweyogerere mu Kira municipallity Wakiso district, okunoonyereza ekigambibwa okuba bbomu etegeddwa mu maka agamu negakwata omuliro,...
Emmotoka esaabadde abaana 3 nga bava ku b'essomero mu bitundu bye Namungoona ku Luyinja mu gombolola ye Lubaga mu Kampala, omu afiiriddewo Emmotoka etomedde abaana No. UBH 835R Lactiz ng'ebadde...
Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gusanyizaawo ekisulo ky'abayizi ekye ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Bukaaye mu gombolola ye Nakalama mu district ye Iganga. Okusinziira ku mwogezi wa police mu kitundu...
Omulamuzi Benard Namanya owa Kkooti enkulu mu Kampala asazizzaamu okulondebwa kwa kkanso Elias Luyimbaazi Nalukoola ku ky’omubaka wa Kawempe North. Kooti eragidde akakiiko k’ebyokulonda okutegeka okulonda okuggya mu bwangu....
Ensambaggere n'okukubagana okw’amaanyi ku luseewo mu kkooti e Nakawa enkya ya leero nga 23 May,2025 nga beetegekera okuwulira emisango emiggya egivunaanibwa Dr. Kizza Besigye, Obeid Lutale ne Kapiteeni Denis Oola....
Akakiiko keby`okulonda mu kibiina kya UPC kasunsudde Jimmy Akena ne Enap Adim Dennis, okuvuganya ku bwa president bw'ekibiina kino, n`okulondako anaakwatira ekibiina kyabwe bendera u bukulembeze bwe ggwanga. Hajji Kazimbiraine...