Omubaka wa Bukomansimbi North Ndiwalana Christine Nandagire Kooti ejulirwamu ekakasizza ababaka ba parliament basatu nti okulondebwa kwabwe ku bifo ebyo kwali kutuufu. Ababaka bano kuliko owa...
Bya Lubega Mudashiru Abakinjaaji mu kibuga Kampala n'ebitundu ebiriranyeewo basazeewo okulinnyisa ebbeeyi y'ennyama, nga bagamba nti kuvudde ku bbeeyi y'amafuta okuba waggulu n'eby'amaguzi ebirala. Mu buli kilo y'ennyama bongeddemu shs...
Bannauganda abaali abakozi b’omukago gwa East Africa community ogwasookawo negusaanawo mu mwaka gwa 1977,nokutuusa kati tebasasulwanga. Abakozi bano babanja akasiimo kabwe wamu n'emisaala gyebaali bakolera omukago bwegwali tegunasaanawo. Abakozi 48...
Bya Ssebuliba William Kooti y'amagye ga UPDF etuula e Moroto etandise okuwulira emisango egivunanibwa aba Turkana bannansi ba Kenya 8, abaakwatibwa mu bikwekweto by'okufuuza abanyaga ente n'emmundu mu bitundu bye...
Abakozi abafunye ettaka ku cbs, asooka ku ddyo Davis Kavuma,Sylivia Nassonko,Eng Charles Kasujja, ne Wamala Balunabba ow'okubiri ku kkono. Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye...
Ekikka ekiddugavu nga kiyita mu madirisa Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gukutte wofiisi za Ssaabalamuzi wa Uganda Alphonse Owiny Ddolo, ezisangibwa ku supreme court e Kololo. Wofiisi zino...