Government eweerezza obuwumbi bwa shs za 82 n'obukadde 900, eri government z'ebitundu mu district ez'enjawulo, okudaabiriza amasomero gaayo gonna agali mu mbeera embi. Ensimbi zino zaakuzimba ebizimbe ebiri mu...
Eyaliko omuduumizi wa police mu bukiika ddyo bwa Kampala Siraje Bakaleke akwatiddwa, kyokka poliisi neemuta ku kakalu kaayo,oluvannyuma lw’okukola sitatimenti. Siraje Bakaleke abaddre yabulawo okuva mu police mu mwaka gwa...
Emmeeri ya MV Kalangala emaze omwezi omulamba nómusobyo ngéddaabirizibwa esuubirwa okuddamu okukola ku lwokusatu lwa wiiki eno nga 05 April 2023. MV Kalangala esaabaza abasaabaze okuva e Nakiwogo okudda mu...
Police e Wandegeya mu Kampala etandise omuyiggo gw'abazigu abaamenya ekanisa ya Living world assembly nebakuliita n'ebintu ebibalirwamu obukadde bwa shs 20. Okusinziira ku police, kigambibwa nti mu kiro ekyakeesa ng'ennaku...
Government ng'eyita mu kitongole ekivunaanyizibwa ku ndaga muntu mu ggwanga ekya National Indentification regulatory Authority erabudde nti siyakuddayo kugabira bantu ebbaluwa ezóbuzaale, okutuusa nga bamaze okufuna endaga muntu z'eggwanga....
Abatuuze ku mwalo gwe Kibuye mu gombolola ye Bukamba mu district ye Kaliro bawanjagidde ab'ekitongole ky'ebisolo byomu nsiko ekya Uganda Wildlife Authority , kibataase ku goonya ezibafuukidde ekizibu. Sentebe w'ekitundu...