• Latest
  • Trending
  • All

Rev.Kasana alondeddwa ngómulabirizi we Luweero

April 3, 2023
Akakiiko k’ebyokulonda kalaze nti okulonda okuwedde okw’abavubuka,abakadde n’abaliko obulemu kwatambudde bulungi n’ebitundu 99%

Akakiiko k’ebyokulonda kalaze nti okulonda okuwedde okw’abavubuka,abakadde n’abaliko obulemu kwatambudde bulungi n’ebitundu 99%

June 22, 2025
Buddu ekubye Gomba 1 : 0 – mu mupiira ogugguddewo empaka z’Amasaza 2025

Buddu ekubye Gomba 1 : 0 – mu mupiira ogugguddewo empaka z’Amasaza 2025

June 21, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Eyaliko Supreme Mufti Sheik Suliman Ndirangwa afudde

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

CBS@29 – Abakozi ba CBS abakyasiinze okuweereza emyaka emingi mu CBS baweereddwa amayinja ag’omuwendo okubasiima

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Ppulogulamu za CBS Emmanduso nga bwezikyusiddwa

June 20, 2025

Urban Zone programe empya ku CBS Emmanduso 89.2

June 20, 2025
Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio

Ebijaguzo bya CBS FM ng’ejaguza emyaka 29

June 20, 2025
Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

June 19, 2025
Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

June 19, 2025
Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

June 19, 2025
Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

June 18, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Rev.Kasana alondeddwa ngómulabirizi we Luweero

by Namubiru Juliet
April 3, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
201
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Rev. Canon Godfrey Kasana alondeddwa ngómulabiri omuggya agenda okukulembera obulabirizi bw’e Luweero, ngádda mu bigere bya Rt Rev Eldad Nsubuga agenda okuwummula obuweereza.
Rev. Canon Godfrey Kasana wakutuuzibwa nga 16 july,2023, ku lutikko ya St. Makko e Luweero.
Canon Kasana yazaalibwa nga 11th January 1971 ku kyalo Sekamuli, mu muluka gwe Wabiyinja mu ggombolola ye Bamunaanika mu district ye Luweero, era yayatula obulokozi nga 17th September 1996.
Canon Kasana  alina degree mu byéddiini okuva mu Uganda Christianity University  mu 2009 ne Master of Arts mu byenkulakulana  gyeyafunira ku ssetendekero wa Ndejje.
Yayawulibwa mu 2009 era yafuulibwa Canon mu lutikko ya St. Mark’s Cathedral e Luweero mu 2020, oluvanyuma nagendako ku buwereza e Bungereza n’amawanga amalala aga Bulaaya,  India, ne South Africa, okutuusa lweyakomawo kuno naDdamu obuwEereza bw’ekkanisa mu Bulabirizi bw’e Luweero, ngawerezza mu bifo ebyenjawulo.
Canon Kasana mugatte neHarriet Kasana era balina abaana 7.
Mu ngeri yeemu Rev. Barnabas Tibaijuka alondeddwa ngómulabirizi  asookedde ddala mu bulabirizi bwa West Rwenzori, ate ye wakutuuzibwa nga 27 August 2023, ku lutikko y’obulabirizi esangibwa mu district ye Bundibugyo.
Rev. Barnabas Tibaijuka yazaalibwa nga 8 May 1975 ku kyalo Butungama, mu district ye Bundibugyo, naayatula obulokozi nga 5th April 1994.
Rev. Barnabas alina Master’s degree okuva  mu mountains of the Moon University, e Fort Portal mu 2016, ne degree mu byediini gyeyafunira ku Uganda Christian University Mukono, mu 2011.
Yayawulibwa ng’omudiinkoni mu mwaka gwa 2010, nafuUlibwa omwawule mu 2011 era abaddeko omukulu w’amasomero agenjawulo era omusomesa w’eDdiini omutendeke.
Akoleddeko mu bulabirizi bwa Rwenzori mu bifo ebyenjawulo okuva nga muvubuka era abadde  ku kawefube wokukyusa bbayibuli mu lulimi olubwisi n’okusomesa mu ttendekero lya Bishop Balya College.
Yakeera okuwummula obuwereza bwa government ng’omusomesa naasalawo okudda mu buweereza bw’ekkanisa era okulondebwa abadde member wa Synod y’obulabirizi era omumyuka wa ssentebe w’olukiiko lwabaweereza ku bulabirizi bwe Rwenzori.
Rev. Barnabas kati omulabirizi asoose mu West Rwenzori mufumbo ne Alice Mbambu Tibaijuka era balina abaana abawala 2 abasoma ku mutendera gwa University.
Ssabalabirizi wekkanisa ya Uganda, The Most Rev Dr Samuel Steven Kazimba Mugalu, bwabadde ayogerako ne Cbs oluvanyuma lwokulondebwa kwabano agambye nti abakulisitaayo basaanidde okukolera awamu n’abaweereza abalondeddwa okutwala obuweereza bwa mukama mu maaso n’okuyimusa obulabirizi bwabwe.
Bisakiddwa: Davis Ddungu
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Akakiiko k’ebyokulonda kalaze nti okulonda okuwedde okw’abavubuka,abakadde n’abaliko obulemu kwatambudde bulungi n’ebitundu 99%
  • Buddu ekubye Gomba 1 : 0 – mu mupiira ogugguddewo empaka z’Amasaza 2025
  • Kooti ejulirwamu enywezezza ekibonerezo ekyaweebwa Wamala Godfrey Troy eyasingizibwa ogw’okutta omuyimbi Mowzey Radio
  • Eyaliko Supreme Mufti Sheik Suliman Ndirangwa afudde
  • CBS@29 – Abakozi ba CBS abakyasiinze okuweereza emyaka emingi mu CBS baweereddwa amayinja ag’omuwendo okubasiima

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist