Ekibinja ky’abavubuka n’abayizi abasoba mu 150 bayisizza ebivvulu nga balaga okusiima kwabwe eri parliament ya Uganda ne president Museven olwókuyisa etteeka erirwanyisa ebisiyaga. Abavubuka bano bakumbye mu mirembe nga boolekera...
Police mu district ye Bukomansimbi ekutte abamu ku bakozi ku kitebe kya district eno, ku bigambibwa nti bandiba nga balina kyebamanyi ku bunyazi obwakoleddwa ku kitebe, computer kika kya laptop...
Abatuuze be Namanzaali mu gombolola ye Mazuba e Namutumba baguddemu enkyukwe, mutuuze munnabwe Antony Kavuma akubiddwa amasanyalaze nafiirawo. Kigambibwa nti Kavuma abadde asika amasanyalaze okuva ku kikondo, agayingize mu kibanda...
Police ye Bugiri ekutte abasajja 3 ku bigambibwa nti baliko kyebamanyi ku kuttibwa kw'omulambuzi w'amasomero mu district eyo Kazungu David Tenywa. Omulambogwe gusangiddwa mu kabuyonjo ku faamuye. Omwogezi wa police...
Kkooti enkulu ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo leero lwesuubirwa okusalawo oba eyimiriza oba okugenda mu maaso n'okuwulira emisango gy'obulabbayi n'obukenuzi egivunaanibwa Minister omubeezi owensonga ze Karamoja era omubaka omukyala...