Abasomesa n'abayizi ku ssomero lya St Aloysious Musuubiro primary school mu district ye Lwengo, bakaluubiriziddwa olw'obutaba na kabuyonjo ku ssomero ekikosezza ensoma y'abayizi. Nakaayi Mary omukulu w'essomero asabye abazira kisa...
Police mu Kampala némiriraano ekoze ekikwekweto ku bagoba ba Bodaboda abasuka mu 500 bayooledwa ne bodaboda zabwe. Waliwo bodaboda ezikwatiddwa olw'obutaba na bisaanyizo ne bannyinizo ababadde tebalina driving permit....
Amasasi gavuze mu town ye Kyabi mu district ye Ssembabule oluvannyuma lw'omugoba wa lukululana No. T 173 DWW nga munnansi wa Tanzania okusimba emmotoka mu kkubo wakati, nga yekalakaasa olw'emmotoka...
Akakiiko k'eddembe ly'obuntu mu district ye wakiso kasabye parliament wamu nebitongole by'ebyokwerinda omuli police n'amagye okussa essira kukulwanyisa ettemu ly'emmundu eryeyongedde mu ggwanga. Mu district y'e Wakiso mu bbanga lya...
Abatuuze e Kityerera mu district ye Mayuge baguddemu enkyukwe, banaabwe babiri ababadde bagenze okuvuba mu nnyanja Nalubaale bagudde mu mazzi omu n'afiiramu nga badduka amagye alwanyisa envuba embi. Kigambibwa nti ...
Kkooti enkulu ewozesa abalyake n’abakenuzi eyisizza ekiragiro ekikugira bannamawulire okukwata ebifaananyi mu kkooti, wakati nga minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'e Karamojja Mary Gorret Kitutu, mugandawe n’omuyambi we bavunaanibwa omusango gw'okwezibika...
Nalwanga Jackline atemera mu gy'obukulu 30 ku kyalo Nakabugo mu ggombolola ya Wakiso mumyuka mu district ye Wakiso y'akubiddwa amasasi agamutuddewo. Kigambibwa nti Nalwanga okukubwa amasasi abadde akedde kugenda mu...