Abantu abasoba mu 20 bateebeeezebwa okuba nga bafiiridde mu nnyanja Nalubaale, abalala basimattuse. Eryato kwebabadde basaabalira likubiddwa ejjeengo olwo nebatandika okuwandagala nga bwebagwa mu mazzi. Babadde bava ku mwalo gwe...
9Omulamuzi w'eddaala erisooka atuula e Mpigi Ekemu Ezra Solomon azeemu okusindika ku alimanda mu kkomera e Kigo munnansi wa Israel Raed Wated ku misango gy'okutta mukazi we egimuvunaanibwa. Raed Wated...
Omuteesiteesi omukulu mu ministry y'ebyobusuubuzi n'amakolero Geraldine Ssali yewuunyisizza ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akalondoola eby'obusuubuzi n'amakolero bwategeezezza nti naye abadde takimanyi nti abakozi ab'amadaala aga wansi bawebwa amafuta...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'akola enkyukakyuka mu ba minister be, aliko bawummuza n'alonda n'abapya. Katikkiro Charles Peter Mayiga ye Katikkiro wa Buganda. Katikkiro...
Namunkanga y'amagye ga UPDF eremereddwa n'egwa ku kyalo Nadiket kilometre nga ttaano okuva ku nkambi y'amagye mu district ye Moroto. Nnamunkanga egudde eri MI 24 NO.AF 822 ebaddemu abantu 4...
Kooti ya Buganda roadeyisizza ekibaluwa ki buli amulabako amukwate ku eyaliko president wa FDC Dr.Kiiza Besigye. Besigye avunaanibwa neyavuganyako ku kifo ky'omubaka wa Lubaga South Samuel Lubega Mukaaku. Ababiri bano...
Emmotoka esomba ettaka eremeredde omugoba waayo mu bitundu bye Lubya mu gombolola ye Lubaga mu Kampala, esse abantu 3 abalala baddusiddwa mu malwaliro nga bali mu mbeera mbi. Emmotoka eno...