Police e Mubende enunudde omwana wa myezi 3, kigambibwa nti yabadde abbiddwa ku bazadde be. Omwana ono azaalibwa Magezi Aaron ne Nakityo Rose, ab’e Kikona Cell, Kirungi Ward, South Division...
Police ye Kiwangala mu district ye Lwengo ekutte omukazi kagwe nsonyi akakkanye ku mwana omuto namutunuza mu mbuga za sitaani Kigambibwa nti omwana bazadde be babadde bamutumye ku dduuka,...
Enkumi n'enkumi z'abantu betabye mu kuziika eyaliko omubaka wa Makindye West munnakibiina kya JEEMA Hajji Hussein Kyanjo. Ssaabasajja Kababa Ronald Muwenda Mutebi II asaasidde abenju yamusajjawe, era eyaliko omubaka...
Eyali Ssaabasumba w’essaza ly’e Mbarara Paul Bakyenga aziikiddwa mu lutikko ya Ekeleziya ya Our Lady of Perpetual Help e Nyamitanga mu kibuga Mbarara. Abakungubazi bamutenderezza ng'omuntu abadde ayagala ennyo eddiini...
Emmotoka Fuso eremeredde omugoba waayo mu bitundu bye Nateete mu gombolola ye Lubaga mu Kampala, esse omuntu n'okwonoona mmotoka ne bodaboda eziwerako. Afudde abadde mugoba wa bodaboda era ng'abadde aweese...
Omwepisikoopi w'essaza ly'e Kiyinda Mityana Rt. Rev. Dr. Joseph Anthony Zziwa awadde bannaddiini 6 Obusasoolodooti, Obudyankoni 6 ne Abasebinaaliyo 8 bafunye emiruka ogw'obusomi n'Obuweereza Omukolo guyindidde ku Lutikko ya Noah...
Eyaliko Omubaka wa parliament owa Makindye, era yaliko President w'e Kibiina Kya Justice Forum JEEMA Haji Husein Kyanjo afudde. President wa Justice Forum era Omubaka wa Bugiri municipality Asuman Basaalirwa...
Omusuubuzi ng'abadde akola n'ogwokuwola ensimbi Lawrence Lutaserwe n'omukuumiwe ow'awaka Rashid Ssenyonga bakubiddwa amasasi agabattidewo e Kasenge ku luguudo oluva e Nateete okudda e Nakawuka mu Kyengera town council. Abatuuze bagamba...
Kkooti ejulirwamu ekendeezezza ekibonerezo eky’amayisa ekyali kyaweebwa omusajja Fred Bamuwaira nga mutuuze we Bugiri mu Busoga, bweyakkiriza omusango gw'okusobya ku baana abato nga kati ono w’akusibwa emyaka 23 gyokka. Mu...
Obunkenke bweyongedde mu district ye Kyotera n'emiriraano, olw'obubbi naddala obw'emmundu obweyongedde. Obunyazi obwakasembayo bukoleddwa ku maduuka agatunda eddagala mu Kyotera okuli Namirembe Drug shop ne JJ phamarcy, era eddagala eriwerako...