Embaga ya Kyabazinga William Gabula Nadiope IV ne Ihnebantu Jovia Mutesi nga 18 Novemver,2023. Bagattiddwa mul utikko ya Christ Cathedrale Bugembe mu district ye Jinja. Abantu babagabulidde mu lubiri lwe...
Kyabazinga wa Busoga William Wilberforce Ggabula Nadiope IV ne Inebantu Jovia Mutesi bagattiddwa mu bufumbo obutukuvu mu lutikko ya Christ Cathedral Bugembe Jinja Busoga. Ssaabalabirizi wa Uganda Dr.Stephen Kazimba Mugalu...
Omukiise mu lukiiko lwa Buganda era eyaliko Minister mu government eyawakati avunaanyizibwa ku nsonga z’abakyala Owek. Joyce Rovincer Mpanga avudde mu bulamu bw'ensi ku myaka 90 egy'obukulu. Owek. Joyce Mpanga...
Ab'ebyokwerinda mu bukiika ddyo bwa Uganda baliko ebibokisi bibiri ebiteberezebwa okubaamu amasasi byebazudde mu muzigo ogumu e Kyabakuza mu Division eya Kimaanya-Kabonera mu Masaka City. Amyuka Omubaka wa Pulezidenti mu...
OMinister omubeezi ow'amaka n'abaana mu ministry y’ekikula kya bantu, Sarah Mateke Nyirabashitsi, alagidde amaka agakuuma abaana abatalina mwasirizi agawera 50 gaggalwewo mu district ye Wakiso. Minister abadde mu nsisinkano n'abakulembeze...
Sipiika wa parliament Anita Annet Among alagidde ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki Kampala Capital City Authority, okutereeza enguudo z'ekibuga kyonna wakiri okuzikuba ebiraka zitereere mu kifo ky'okukolako enguudo zokka eziyitamu...
Abanoonyi b'obubudamu 1202 okuli abakyaala n’abaana okuva mu maka 219 bebaddukidde mu Uganda naddala mu district ye Bundibugyo, nga bava mu bugwanjuba bwa Democratic Republic of Congo. Irene Nakasiita omwogezi...
Ebyentambula bisannyaladde ku kyalo Ttamu ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana, abantu abazze okulaba omuvubuka omuyiiya ng'agezesa ennyonyi magezi maganda beyiye mu luguudo wakati, oluvanyuma lwokutegezebwa nti abakulembeze...
Abatuuze mu town council ye Ssekanyonyi mu district ye Mityana basanze akaseera akazibu akutaasa emmaali y'abasuubuzi, omuliro gukutte okuva mu kimmotoka ekibadde kitikkula amafuta ku sundiro Ly'omukyala amanyikiddwa nga Mutesi...