Entambula esannyaladde ku luguudo olugatta district ye Gomba neye Butambala wakati w'eggombolola eye Ngando, Kyegonza ne Kabulassoke, amazzi g'omugga Ssembula gasazeemu oluguudo. Oluguudo olukoseddwa luva mu Kabuga ke Bugobango mu...
Katuukiro wa Busoga Dr. Joseph Muvawala agambye nti enteekateeka z'embaga y'Obufumbo obutukuvu eya Kyabazinga Gabula Nadiope IV ne Ihnebantu Jovia Mutesi zitambula bulungi, era embaga yakubaayo nga 18 November,2023. Katuukiro...
Abaana basatu bafiiridde mu bifunfugu by'ennyumba y'omutuuze egudde e Nakigalala mu Kajjansi town council ku lwe Entebbe mu Wakiso. Abafudde kutegeerekeseeko erinnya limu limu okuli Ssekatawa, Nannono ne Mwanje, ate...
Nabbambula w'omuliro akutte ennyumba z'abatuuze ku kizinga Luwero mu town council ye Lyabaana mu bizinga bye Buvuma ebintu bingi bisirisse, nga kigambibwa nti mwandiba nga mufiiriddemu omuntu. Kansala w'ekitundu Mubiru...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa akkiriza bamusiga ensimbi okuzimba ekisaawe ky'ennyonyi mu kkuumiro ly'ebisolo erya Kidepo Valley National Park . Museveni abadde mu ensisinako n'abakungu b'ekibiina kya...
Abanyazi abatanamanyibwa bakuddemu era nebanyaga enziji zonna ezibadde zakawangibwa mu kizimbe ky'egombolola ya Butenga rural mu district ye Bukomansimbi. Egombolola ye Butenga ebadde ekyabuliddwa ensimbi ezimaliriza ekitebe, kyokka ate abanyazi...