Abatuuze okuva ku byalo ebyenjawulo mu district ye Bukomansimbi n'abamu bavudde mu district ye Kalungu beyiwa kukyalo Busaggula e Kigangazzi mu district ye Bukomansimbi,okwerolera ku muti ogwebyafaayo ogugaambibwa nti gwali...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ennambika eyenjawulo ku kibuuzo ky'olupapula lwa Physics owo'obwoleke, abayizi ba S.6 lwebagenda okukola ku Thursday nga 23 November,2023. Mu kiwandiiko ekitereddwako...
Ab'ebyokwerinda mu district ye Bukomansimbi bakutte abasajja 3 ku bigambibwa nti babadde bakungaanya ensimbi mu bantu, nga babasuubizza okubafunira obuyambi bwa sente n'okuweerera abaana babwe mu masomero. Abakwate kuliko Kalyesuubula...
Kkooti enkulu e Mukono ekalize Dr. Mathew Kirabo yebake mu nkomyo emyaka 30, oluvannyuma w'okusingisibwa omusango gw'okutta eyali muganzi we Desire Mirembe. Kirabo omusango gwamukka mu vvi mu mwaka gwa...
Police ekutte abantu 4 ku bigambibwa nti baateega emmotoka ya taxi ku mudumu gwemmundu, nebanyaga abaali batambuliramu emitwalo gya dollar za America egisoba 30, kekawumbi ka shilling nga 1 n'obukadde...
Omusirikale w'amakomera akwatiddwa ku bigambibwa nti yalagajjalira omulimu gwe, ekyaviirako abamenyi bamateeka okulumba ekkomera lya government erye Kibuku mu district ye Mbale nebanyaga emmundu 4. Wabaddewo obunkenke mu kitongole ky'amakomera...
Olukiiko lw'abalabirizi olwa House of Bishops mu kkanisa ya Uganda, lukakasizza Rev.Ven. Canon Moses Bbanja ng'omulabirizi omujja ow'e Namirembe. Canon.Bbanja ye mulabirizi owo 6, azze mu bigere bya bishop Wilberforce...