Abasirikale ba police 7 abaggalirwa néyali ssaabaduumizi wa police Gen. Kale Kayihura ku misango egyókuwamba nókukaka bannansi ba Rwanda okudda ewabwe, nókuddira ebyókulwanyisa byéggwanga nebabiteeka mu mikono emikyamu, kyaddaaki kkooti...
President Yoweri Kaguta Museveni awagidde enkola eyÉkifirika eyókugonjoolamu emirerembe nóbutakkaanya. President yeeyamye okuteeka sente mu kitongole ekiramuzi kigundiize enkola eyo, nti kubanga ya nkizo nnyo bwogerageranya ne kkooti eziriwo ezaaleetebwa...
Abadde Ssaabapolice wa Uganda Martin Okoth Ochola mu butongole awaddeyo wofiisi eri abadde omumyuka we Maj Gen Tumusiime Katsigazi,agenda okugikuuma okutuusa okukulembeze w'eggwanga lwanalonda ssabapolice omuggya. Martin Okoth Ochola aduumidde...
Abantu 77 bebaafiiridde mu bubenje obwenjawulo ku nguudo z'eggwanga ezitali zimu mu wiiki emu yokka eyise. Alipoota ya police y'ebidduka eraze nti ku bantu bano 77; 25 bagoba ba boda...
Ssentebe w'akakiiko ka parliament akalondoola ensaasaanya y'ensimbi z'omuwi w'omusolo Mohammed Muwanga Kivumbi asindiise ba mbega ba police abatuula ku kakiiko Kano, bagende mu ministry yebyobulimi n'obulunzi bagyeyo ebiwandiiko byonna ebikwaata...
Minister w'ensonga zomunda mu ggwanga Maj. Gen Kahinda Otafiire atendereza ssabapolice w'eggwanga agenda okuwummula Martin Okoth Ochola, olw'emirimu gyakoledde police okuva lweyalondebwa mu kifo ekyo. Martin Okoth Ochola asuubirwa okuwaayo...
Ababaka ba Parliament batuula bufoofoofo olw'obufere obubakolebwako, okuyita ku ssimu era bangi banyagiddwako ensimbi zabwe. Amyuuka sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa yoomu ku babaka abaafeerebwako ensimbi, era ategeezezza nti yayise...
Obwakabaka bwa Buganda nga bukolera wamu ne police batandise okunoonyereza ku by'okuwambibwa kw'omuwandiisi wa kooti ya Kisekwa ( Kooti y'Obwakabaka ewuliriza ensonga ezikwata ku nnono ya Buganda) Milly Naluwemba. Kigambibwa...