Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'alambula omwoleso gw'ebintu ebikwata ku butonde,ali n'Owek.Mariam Mayanja Nkalubo minister w'ettaka ne bulungi bwansi Obwakabaka bwa Buganda buggaddewo wiiki y’obutondebwensi ku mukolo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atongoza boodi y'ekitongole ky’obuyiiya, ebyempuliziganya ne Technologiya n’ekigendererwa ky’okutumbula entambuza y’emirimu gy’obwakabaka. Katikkiro bwabadde atongoza boodi eno mu mbuga ya Buganda enkulu e Bulange...
Obwakabaka bwa Buganda bufunvubidde okusazamu ebyapa by’ettaka, Hamis Kigundu nga ayita mu kampuni ya KIHAM bye yafuna ku ttaka lya Kabaka erisangibwa e Kigo mu Busiro. Minister w’olukiiko ,cabinet, amawulire...
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde eyali omukulembeze wa United Arab Emirates Sheik Kalifa Bin Zayed Al Nahyan, eyava mu bulamu bwensi eno wiiki ewedde. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambuddeko...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuggulawo okulabikako eri Obuganda nga 28 omwezi guno ogwa May, okuggulawo emipiira egy’ebika bya Buganda egy’omwaka guno mu ssaza Bulemeezi. Minister w’ebyemizannyo mu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakyala ba Buganda okweggyamu obwa ngalo bunani, bongere okukola bekulakulanye ate n’okukwatirako abaami babwe okuyimirizawo amaka. Katikkiro asisinkanyemu abakulembeze ba bakyala abafumbo abakulisitaayo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agaddewo olusirika lw'abavubuka ba Buganda 2022 Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aggaddewo olusirika lw'abavubuka mu Buganda, lumaze ennaku bbiri...