Omulimu gw'okuzimba eddwaliro lya Buganda mu ssaza Singo erya Muteesa II Health Center IV gugenda bukwakku, oluvannyuma lw'ebbanga lya myezi 6 bukyanga gutongozebwa. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yagitongoza...
Omutendera gwa Kasambalyanda mu Program Entanda ya Buganda ku 88.8 CBS fm, abamegganyi Kisomose Ssegawa James afunye obugoba 27 ne Kayemba Walugembe eyafunye obugoba 24 basuumusiddwa okweyongerayo ku mutendera oguddako,...
Abamegganyi; Bukenya Francis eyafunye obugoba 22 ne Nnassiwa Prossy eyafunye obugoba 17 baasuumusiddwa okweyongerayo mu lumeggana oluddako, ate Ssemmanda Joel eyafunye obugoba 14 yawanduse. Biibino ebibuuzo by’Entanda nga 01 December,2033...
Bannakyaddondwa bakiise embuga mu nkola ya luwalo lwange, baleese ensimbi ezisoba mu bukadde bwa shs 35. Eggombolala bbiri okuli Mutuba IV Masekkati ne Mutuba V Kawempe zezikiise embuga. Minister wa...
Mu program Entanda ya Buganda eya nga 28 November,2023.ku Cbs 88.8 abamegganyi; Ndawula Patrick eyafunye obugoba 26 ne Kiberu Kizito Kamya eyafunye obugoba 24 baasuumusiddwa okweyongerayo ku mutendera oguddako,...