• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bya Buganda – ku mukolo gw’okuyimba ennyimba z’amazaalibwa ga Kristo

Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bya Buganda – ku mukolo gw’okuyimba ennyimba z’amazaalibwa ga Kristo

December 15, 2023
Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

July 16, 2025
 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu –  tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

July 16, 2025
Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

July 16, 2025
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

July 15, 2025

DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

July 15, 2025
Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

July 15, 2025
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa  Buddu CBS PEWOSA Sacco

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa Buddu CBS PEWOSA Sacco

July 15, 2025
Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

July 15, 2025
Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka  eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

July 15, 2025
Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

July 15, 2025
President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

July 14, 2025
President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

NIRA etandise okufulumya endagamuntu z’abantu ezaali zaggwako – emitwalo 10 zezaakafuluma

July 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bya Buganda – ku mukolo gw’okuyimba ennyimba z’amazaalibwa ga Kristo

by Namubiru Juliet
December 15, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bya Buganda – ku mukolo gw’okuyimba ennyimba z’amazaalibwa ga Kristo
0
SHARES
201
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye abaweereza mu bitongole by’Obwakabaka bonna olw’Obujjumbize mu nkola y’emirimu gyabwe, nga kino kitundu ku nkulaakulana y’Obwakabaka.

Mu bubakabwe bwatisse Omulangira David Kintu Wassajja mu kuyimba ennyimba z’Amazaalibwa ga Yesu Kristo  ag’Omwaka 2023 mu Bulange e Mengo, Beene agambye nti abadde agoberera emirimu gyonna egikolebwa abaweereza abenjawulo, ng’ebivaamu biraga essuubi  eritwala Buganda ku Ntikko.

Ssaabasajja mu ngeri yeemu alagidde abakozi mu bitongole okugenda mu maaso n’okunnyonnyola abantu byonna ebikolebwa mu Bwakabaka , bongere okumanya ebirungi ebikolebwa.

Omuteregga afundikidde alagira abaweerezaabe bonna okweyisa Obulungi mu luwummula luno, kyokka nabakuutira obutakoowa kukozesa maanyi mu byebakola.

Ennyimba z’amazaalibwa n’amazina bikulembeddwamu Choir egatta ebitongole by’Obwakabaka, ne choir ez’enjawulo okuva ku kanisa za pentecost.

Omutume Joseph Sserwadda owa Victory Church mu Ndeeba

Omutume Joseph Sserwadda owa Victory Church mu Ndeeba yakulembeddemu okusaba okwenjawulo, yeebazizza Ssaabasajja Kabaka olwokwagala ennyo Omukama Katonda, n’Okukubiriza abantube okukola obutaweera.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ategeezezza nti omwaka guno gubadde gwa bibala nnyo eri Obwakabaka bwa Buganda, olwabantu ba Beene okwongera okunyweeza ebiragirobye.

Katikkiro mu ngeri eyenjawulo yeebazizza olukiiko oluteeseteese ennyimba z’amazaalibwa okululembeddwamu ssenkulu wa Buganda Land Board Omuk Simon Kaboggoza, era nalangirira Terefayina y’Obwakabaka BBS nti yegenda okutegeka ennyimba z’amazaalibwa Omwaka 2024, n’okusaba okulikulemberwamu ekanisa ya Uganda ebuna wonna.

Ekitongole ki Lubiri Nnaabagereka primary school kyekisinze mu bitongole byonna mu Bwakabaka enkola y’emirimu ey’omutindo n’Obubonero 89.87% era nekwasibwa Engabo ne Sseddume w’Ente, K2 Telecom kyakaubiri n’Obubonero 87.83% , ate CBS Radio nekwata kya kusatu n’Obubonero 86.3%.

Hajji Abbu Kawenja owa CBS Katikkiro Charles Peter Mayiga ng’amukwasa ejinja ery’omuwendo
Evelyn Ndagire nga Katikkiro Charles Peter Mayiga amukwasa ejjinja ery’omuwendo

Haji Abu Kawenja yaanywedde akendo mu baweereza ku Radio ya Ssaabasajja CBS, mu administration Ronald Matovu, mu BBS Terefayina Evelyn  Ndagire, Weerinde Insurance Florence Mulwanyi, Buganda Land Board Emmanuel Ssembatya, K2 Telecom Betty Nabbanja, Nabagereka Development Foundation n’ebitongole ebirala byonna byalonze abakozi abaakize ku banaabwe.

Bakwasiddwa ejjinja erisiddwako omukono gwa Ssaabasajja Kabaka, era nga balina n’ettu ly’ensimbi eribaweebwa ebitongole byebakoleramu.

Oluvannyuma Omulangira David Kintu Wassajja akoleezezza Omuti gwa ssekukkulu, nga akabonero ak’Okwaagaliza abaweereza amazaalibwa g’Omutonzi Amalungi, era naasala ne Keeci.

Abaweereza b’Obwakabaka baakudda ku mirimu nga 3.Jan.2024, okuddamu okukakkalabya.

Omukolo guno gwetabiddwaako ba Nnaalinnya, abalangira n’Abambejja, Katikkiro eyawummula Owek Dan Muliika, Ba jjajja abataka abakulu  b’Obusolya, Ssaabaganzi Ssalongo Emmanuel Ssekitooleko,ba minister ba Ssaabasajja , ababaka mu paliment , ba ssenkulu b’ebitongole, abaami b’amasaza n’abantu kinoomu

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda
  •  Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025
  • Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC
  • Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa
  • DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist