Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yoomu ku bakabaka ba Buganda aboogerwako ng'ab’ekyewuunyo, kuba kitaawe Ssekabaka Edward Walugembe Luwangula Muteesa II, yamulangirira nti alibeera Kabaka ng'akyali mu lubuto lwa nnyina...
Obwakabaka bwa Buganda butenderezza abakulembeze ku mitendera egyenjawulo, bannabyabufuzi, ebitongole ne kampuni ezetabye mu kaweefube w'okugula emijoozi okwetaba mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka ejigendereddwamu okunnyikiza kawefube w'okulwanyisa endwadde. Katikkiro wa...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannakisinde kya Patriotic League of Uganda okuggya engombo ya Mwoyo gwa ggwanga mu bigambo bagizze mu bikolwa , nga balwanyisa obuli bw'enguzi n'obutali...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abakulembeze ku mitendera egyenjawulo okwewala okulwaanagana, kuba kumalawo essuubi mu bakulembeze bénkya. Abadde asisinkanye abakulembeze ku mitendera egyenjawulo mu byobufuzi mu Bulange e...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abavubuka okweyambisa emyaka gy'obuvubuka nga bakola ebikulaakukanya Obwakabaka omuli okukulemberamu omulimu gw'Okutaasa Namulondo. Abadde ayogerako eri abayizi abavudde ku Makerere University abakiise mu...