Aba Stabex Uganda beegasse ku Bwakabaka bwa Buganda mu kaweefube w'okulwanyisa siriimu, bawaddeyo obukadde bwa shs 30 mu ntegeka z'emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka ag'omulundi ogwe 69. Katikkiro wa Buganda Charles...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agugumbudde ebibiina byobufuzi ebivuganya government nti bikomye entalo ez’omulwatu bitandike okumalira ensonga zabyo mu bisenge. Katikkiro okwogera bino abadde asisinkanye abakulembeze b’ekibiina kya NUP...
Olusirika lwÁbakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda baweereddwa amagezi okunnyikiza federo yébikolwa , ng'omu ku kaweefube wÓkutuusa enkulaakulana mu bantu ba Kabaka. Bwabadde aggalawo olusirika luno ku ssettendekero wa Muteesa I...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti obunafu mu mikolo gy’okwanjula obusinga, buva ku bazadde abeesuulirayo ogwannaggamba ku nsonga ezeetaaga okusalawo kwabwe. Kamalabyonna agambye nti oluusi abazadde basussa okuba...
Minisiter w’Abavubuka, eby’emizannyo n’Ebitone Owek. Robert Sserwanga Ssaalongo, agambye nti enteekateeka zino zaakutandika n’ekyeggulo eky’okusonda ensimbi nga 12 April,2024 mu Hotel Africana mu Kampala. Owek. Sserwanga agambye nti ekyeggulo kino...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agguddewo olusirika lwÁbakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda, olugenda okumala ennaku bbiri nga bakuba tooci mu byebalina okukola okwongera okutumbula obuweereza. Olusirika luyindira ku Ssettendekero...
Abantu abenjawulo betabye ku kyeggulo ekitegekeddwa ku Skyz Hotel e Nagguru, okusoonderako ssente ez`okusimba ekibira kya Kabaka okwetoolola amasaza ga Buganda gonna. Ekyeggulo kino kitegekeddwa Obwakabaka bwa Buganda nebannywanyi babwo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abayisiraamu okukozesa ekisiibo kino basimbe emiti ,okulwaanyisa enkyukakyuuka mu mbeera y'Obudde evuddeko ebbugumu okweyongera. Abadde yeetabye ku mukolo Obwakabaka kwebusiibululidde abayisiraamu mu Bulange...
Omulangira Edward ayaniriziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, Nnalinnya Agnes Nabaloga n'Omulangira David Kintu Wasajja, n'Omulangira Crispin Junju Kiweewa. Omulangira atuuse mu Bulange ku ssaawa nnya ezokumakya, nga 20...
Obwakabaka bwa Buganda nga buli wamu ne police mu Kampala némiriraano saako amagye butandise okutuuza enkiiko zÉbyokwerinda, n’Okubaga ebiragiro ebigenda okugobererwa abantu ba Kabaka abaneetaba mu misinde gyÁmazalibwaage age 69....