Omumyuka asooka owa Katikkiro wa Buganda Owek. Prof. Twaha Kawaase Kigongo asisinkanyemu Abaami ba Kabaka mu Bungereza ne Ireland. Bakubaganyizza ebirowoozo ku nsonga ez'enjawulo ez'okwekulaakulanya n'okukulaakulanya Buganda. Abasabye bulijjo okujjukiranga...
Libadde ssanyu jjereere mu Kabuga ke Mpambire mu ssaza Mawokota, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II bwasiimye naalambula ku bantube ababeera kitundu ekyo. Omutanda bwatuuse e Mpambire ngaava mu ssaza...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza Eryaato ettongole erigenda okukozesebwa mu mpaka z'amaato ga Buganda eza 2024, n'amateeka aganaagobererwa mu muzannyo guno. Eryato lino litongozeddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ku...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye ebika mu Buganda okusoosowaza abavubuka mu bifo by’obukulembeze, ng'omu ku kaweefube w’okuzuula n'okuzimba abakulembeze abalimu ensa. Katikkiro asisinkanye abavubuka okuva mu kika ky’Omutima Omuyanja...