• Latest
  • Trending
  • All
Buganda etongozza empaka z’Obwanalulungi w’eby’obulambuzi 2024

Buganda etongozza empaka z’Obwanalulungi w’eby’obulambuzi 2024

February 23, 2024

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026

Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

April 12, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 12, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

April 10, 2026

Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

April 10, 2026
Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

April 10, 2026
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

April 9, 2026
Government etongozza enkola ey’okuddamu okugabira abantu obutimba bw’ensiri ku bwereere – ey’omwaka 2026

Government etongozza enkola ey’okuddamu okugabira abantu obutimba bw’ensiri ku bwereere – ey’omwaka 2026

April 9, 2026
Ebitongole n’abantu kinnoomu bajjumbidde okugula emijoozi gy’amazaalibwa ga Kabaka ga Sunday nga 12 April ,2026 – abayizi b’amasomero bafalaasiddwa okwekuuma siriimu batuukirize ebirooto byabwe

Ebitongole n’abantu kinnoomu bajjumbidde okugula emijoozi gy’amazaalibwa ga Kabaka ga Sunday nga 12 April ,2026 – abayizi b’amasomero bafalaasiddwa okwekuuma siriimu batuukirize ebirooto byabwe

April 8, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Buganda etongozza empaka z’Obwanalulungi w’eby’obulambuzi 2024

by Namubiru Juliet
February 23, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Buganda etongozza empaka z’Obwanalulungi w’eby’obulambuzi 2024
0
SHARES
249
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda butongozza empaka za Bannalulungi b’Obulambuzi eza 2024 n’Omulamwa ogugamba nti Eby’obulambuzi n’Emirembe.

Empaka zino zigendereddwamu okukubiriza  abavubuka okwongera okutumbula Obuwangwa, ennono n’obutondebwensi.

Zitongozeddwa minister w’obuwangwa n’ennono , Amasiro ,Embiri n’Ebyokwerinda Owek Anthony Wamala ku mbuga enkulu Bulange Mengi.

Agambye nti Obwakabaka bwakugenda mu maaso n’okusoosowaza ebyobulambuzi, ng’abavubuka basaale mu kaweefube Ono.

Owek Wamala mungeri yeemu ategeezezza nti wadde ebyobulambuzi mu Uganda eyaawamu bikyaali wansiko, abakyaala bakyaakoze Kinene ku kubitumbula ,nga Obwakabaka bwa Buganda busaale mu ntekateeka Eno.

Ssenkulu w’Ekitongole ky’ebyobulambuzi mu Bwakabaka Omuk Albert Kasozi, agambye nti Empaka zino zikoze kinene mu kukyuusa embeera z’Abavubuka abawala, n’Okubawa amaanyi okulaga obusobozi bwaabwe mu bintu ebyenjawulo.

Abamu ku bavujjirizi b’Empaka za Nalulungi w’obulambuzi mu Buganda omuli UWEC Entebbe Zoo abakulembeddwamu Diana Kibuuka ne Scovia Musimenta , beebazizza Obwakabaka olw’entekateeka Eno, era nebeeyama okuwagira Empaka z’obwa Nalulungi zonna.

Kampuni ya Kaynela farms ewagidde Empaka z’obwa Nalulungi mu Buganda 2024 n’ensimbi Obukadde 63, era Peace Sserunjoji Omu ku batandisi ba Kaynela farms agambye kino kikoleddwa okutumbula eby’obulimi n’Obulunzi.

Empaka z’Obwa Nalulungi mu Buganda 2024 ziwagiddwa CBS, BBS Terefayina,Sams food industry ,Trinity trends abatunzi b’engoye zaabagole, Tooke snacks, Digi prints, Kushona designers ,Victory school of beauty, Orgonite energy EA ltd, Tem school of beauty nabalala bangi, era Nalulungi w’Omwaka guno wakusitukira mu Kapyaata wa mmotoka.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71
  • Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka
  • Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka
  • Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB
  • Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist