Katikkiro Charles Peter Mayiga ayongedde okuwabula abantu ba Kabaka okwewala ettamiiro eriva ku kunywa omwenge ogw’ekyeyonoonero kyagamba nti kivaako obutabanguko mu maka, emize ng’obwamalaaya, endwadde n’obubenje. Katikkiro abadde asasinkanye ssenkulu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abavubuka okunyiriza emirimu gyabwe nga bagikola n’okwagala, ate mu bwerufu wamu n'obugumiikiriza, basobole okujifunamu ekiwera. Katikkiro abadde mu nsisinkano n’abamu ku bavubuka ba...
Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza enteekateeka entongole ezinaagoberwa mu kujaguza n’okujjukira Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 31. Eyanjuddwa Ssentebe w’olukiiko oluteesiteesi era minister w’Ebyobuwangwa, Ennono, Amasiro,...
Ssekabaka Tonda Bemba Musota yeyasooka okuseenga e Naggalabi Buddo, yava Kiziba naasenga e Naggalabi. E Naggalabi wewatikkirwa ba Kabaka ba Buganda okumala kati ebbanga erisoba mu myaka 700. [caption id="attachment_35068"...
Ssemanobe aliko ye Paul Kizito owa 26 ng'ono yalondebwa mu mwaka gwa 2019. Omugenzi Ssalongo John Baptist Sserwanja Paul Kizito yadda mu bigere bya Ssemanobe John...
Abantu ba Kabaka okuva mu masaza Gomba, Butambala ne Ssingo bakiise embuga mu nkola ya Luwalo Lwange, bazze n’oluwalo lwa bukadde bwa shs 56,976,300. Batikkuddwa Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher...
Obwakabaka bwa Buganda bwanjudde olukiiko olugenda okuteekateeka emikolo gy'okujjukira Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II og’omulundi ogwa 31, gakubaawo nga nga 31 July 2024. Olukiiko lukulemberwa Owek. Dr....
Omubaka wa Ssaabasajja Kabaka mu Ssaza lya New England mu America Owek. Henry Ndawula agaddewo ekisaakate ky'abaana abato ekitegekebwa Ekibiina kya Ggwanga Mujje Boston mu Ssaza lya New England...