Nga yakajaguza emyaka 44 egy'obuto, n'emyaka 6 nga Nnyininsi Sseggwanga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atudde ku Namulondo mu 1999, yasiima n'atandikawo ettendekero ery'ebyemikono erya Buganda Royal Institute of...
Nga Obuganda bwetegekera Amazaalibwa ga Nyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'Emyaka 70 nga 13 April, 2025, ebyafaayo bingi ebyeyolekera mu myaka gino, era Omutanda yasiima n'abbula ekizimbe mu...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yasiimye ng'ayita mu Lukiiko oluteekateeka Amazalibwage olukulemberwa Omuwanika w'Obwakabaka era Omumyuka owookubiri owa Katikkiro Owek Robert Wagwa Nsibirwa, ekizimbe ekipya ekyabbuddwamu Kabaka Ronald Muwenda...
Emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka egy'omulundi ogwe 12 okuva lwejaatandikibwawo, gitongozeddwa ku mukolo ogubadde mu Bulange e Mengo, nga gyakubaawo nga 06 April,2025. Emisinde gyakutambulira ku mulamwa ogugamba nti "Abasajja tube...