Okuzaalibwa kw'Omulangira Mutebi kwatandikira mu biseera ebya kazzigizzigi, nga Kabaka Muteesa Fredrick Muteesa II ali mu buwaηaanguse. "Mu 1954 Kabaka Muteesa yetegula obutiti obwali e Bungereza gyeyali mu buwaηaanguse, neyewogomako...
Abavubuka mu Bwakabaka bwa Buganda basabiddwa okubaako byebakolera Obwakabaka mu kaweefube waabwo owookudda ku Ntikko, nga beewala ebibawugula, era batuukirize nÓkutuukiriza bwebalina. Abavubuka bano basabiddwa nti bwebaba baakugenda mu...
Okusabira Ssaabasajja Kabaka mu masinzizo ag'enjawulo olw’okwebaza Katonda okumutuusa ku myaka 70 egy’ekitiibwa kutandise. Abaddu ba Allah Ababayisiraamu mu Mizikiti egy’enjawulo mu Masaza ga Buganda be bagguddewo enteekateeka eno. Ku...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agguddewo olusirika lw'Abakulembeze bonna mu Buganda, luyindira ku Muteesa I Royal University. Olusirika luno lwakumala ennaku bbiri nga (9 ne 10 April,2025). Lutambulira ku...