Ministry y’ebyensimbi ekakasizza nga bwetalina busobozi kusalawo mutemwa gwa nsimbi ogulina okusasulwa Obwakabaka bw Buganda, ku nsimbi zebubanja government ya Uganda, nti obuvunaanyizibwa buno buli mu mikono gya minisitry y’ebyettaka...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde Ppaapa Francis, eyava mu bulamu bw'ensi ku Easter Monday nga 21 April,2025 Obubaka obw’okusaasira Eklezia Katolika, Beene abuweerezza Omubaka wa Ppaapa mu Uganda...
Obukadde bwa shs 74 n'Omusobyo bwebusondeddwa abantu ba Kabaka mu nkola ya Luwalo Lwange, okuva mu Masaza Ssingo, Buddu, Kyaggwe ne Mawogola. Bwabadde akwasibwa Oluwalo mu Bulange e Mengo, Katikkiro...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza ebittavu by'ensimbi byonna mu Buganda okujjumbira okuwa emisolo gya government eyawakati gyonna nga bwegirambikiddwa, bisole okuddukanya obuweereza bwabyo awatali kutaataganyizibwa. Asisinkanye ababikulira okwongera...