Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naasimbula emisinde mu bunabyaalo egy'amazaalibwage ag'emyaka 70 mu Lubiri e Mengo, wakati mu nnamutikkwa wenkuba afudembye. Empologoma etuuse mu Lubiri ku ssaawa emu...
Abantu ba Ssaabasajja Kabaka Nnyinimu mu Pacific NorthWest, mu ssaza Seattle USA basimbudde ku Wapato Park mu kibuga Tacoma. Emisinde gisiimbuddwa omubaka wa Ssaabasajja mu ssaza eryo, Owek. Eng.Moses Ggayi...
Mu bitundu ebyennjawulo okwetoloola ensi, abantu ba Kabaka batandise okudduka emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka egy'omulundi ogwe 12. Abamu ku bantu abasiimbudde mu Lubiri e...
Okutongoza ekizimbe Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II A Level Complex ku St.Peter's Bombo Kalule kyekigguddewo ebijaguzo by'okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag'omulundi ogwe 70. Ssaabasajja Kabaka mu bubaka bwatisse Nnaalinnya...
Kamalabyonna wa Buganda Owek. yeebazizza bannamikago b’Obwakabaka olw’obuwagizi bwebawaddeyo mu nteekateeka y’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka ag'omulundi ogwe 70. Emisinde gino gigenda kubeerawo ku Sunday nga 06 April,2025 era nga gya...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde bannabyabufuzi ku kabaate k'okusaasaana kwa Mukenenya mu nkuηηaana z'Ebyobufuzi ,naasaba abakulembeze okufuba okulambika abawagizi baabwe ku okulwaanyisa Mukenenya mu nkambi z'Ebyobufuzi mwebabeera. Abadde...
Sam Dick Kasolo munnamawulire w'embuga agamba nti ng’akyali muvubuka, yasooka okusisinkana Muzzangoma mu mwaka ogw’e 1987 ng’akyali Ssaabataka, baali ku mupiira gw’Ebika e Nakivubo, olwo nno emboozi n’etandika okukwajja. Mu...
Katikkiro Charles Peter Mayiga nga kalondoozi omukulu ow’ebitongole by’Obwakabaka bwa Buganda asisinkanye ba Ssenkulu b’ebitongole ne Kkampuni za Buganda n’abalambika ku ntambuza y’emirimu omwaka guno 2025. Ensisinkano ebadde ku kitebe...
Obwakabaka bwa Buganda buwadde obweyamo nti bwakuwagira Abasigansimbi abatadde essira ku byobulamu, era nebusaba abalina okwolesebwa okwokusiga ensimbi bakuteeke mu nkola. Bwabadde asisinkanye munnamakolero Ben Kavuuya era nga musigansimbi mu kisaawe...