89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala gyabakuuma ddembe, asookerwaako mwaanafunira akakadde 1 buli mweezi singa atuuka mu ntebbe yobukulembeze bweggwanga.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala...

Read more

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu butongole okuwenja akalulu akanamutuusa mu ntebbe yobwa President omwaka ogujja.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu...

Read more

Eyaali director wekitongole ekiketera munda mu ggwanga ekya internal security organisation Col Kaka Bagyenda omukulembeze weggwanga gweyaali alonze nga omubaka wa Uganda mu ggwanga lya Angola ,talabiseeko eri akakiiko ka palament akakuba ttooki mu bakulu omukulembeze weggwanga baaba awadde obukulu.

Eyaali director wekitongole ekiketera munda mu ggwanga ekya internal security organisation Col Kaka Bagyenda omukulembeze weggwanga gweyaali alonze nga omubaka ...

Read more
Page 593 of 609 1 592 593 594 609

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist