Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga
Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo
Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago
Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi
Mu Nnamutaayiika wa Buganda ow’okukulaakulanya eby’emizannyo – mulimu okuziimba ebisaawe mu masaza gonna 18 n’okukyusa ttiimu z’amasaza zifuuke Clubs
President Museveni amalirizza okulambula ebbendobendo lye Mpigi – ayisizza ekiragiro ku babba emmwanyi n’ente sibaakuweebwa kakalu
Abavubuka abalina byemuyiiyizza mubiwandiise mu miniatry ya Technology mufunemu – Col.Edith Nakalema
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne
Empaka z’Amasaza ga Buganda 2025 zitongozeddwa – Katikkiro Mayiga akaatirizza ensonga y’empisa mu mupiira
FUFA eronze abatendesi ba Uganda Cranes abalala – yetegekera empaka za CHAN 2025
UHPAB ekitongole ekiggya ekigezesa abasawo kitandise okugezesa abayizi baakyo abasoose
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Ministry yekikula kyabantu etaddewo ngennaku zomwezi 25 olwokusatu lwa sabiiti eno ngennaku zomwezi 27 olwokutaano, ngennaku ez’okuwandisizaako abakozi bakinoomu abatali mu bibiina byabakozi ebiwandiise ebimanyiddwa mu ggwanga, nga kino kikoleddwa okusobozesa abakozi bano nabo okweetaba mu kulonda kwababaka abakiikirira abakozi mu Parliament .

Ministry yekikula kyabantu etaddewo ngennaku zomwezi 25 olwokusatu lwa sabiiti eno ngennaku zomwezi 27 olwokutaano, ngennaku ez’okuwandisizaako abakozi bakinoomu  abatali...

Read more

Omuwendo gwabantu abaafiira mu bwegugungo sabiiti ewedde ebitongole byebyokwerinda bwebyaali bittunka nabeekalakasi abaali babanja okuyimbulwa kwomukulembeze wekibiina kya National unity platform Robert Kyagulanyi Ssentamu, gulinye nga kati baweze 45 okusinziira ku kulangirirwa okukoleddwa police mu ttuntu lyaleero

Omuwendo guno gulinye okuva ku baffu 38 police beyaali yalangirira kulwokutaana lwa sabiiti ewedde.  Omuwendo gwabantu abaafiira mu bwegugungo sabiiti...

Read more
Page 459 of 478 1 458 459 460 478

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist